TOP

Kasababecca

Mundeke oba mpasuka mpasuke

MWANAMUWALA ono yayogezza abasajja obwama olw’engeri obwedda gy’adigidamu nga yeesaze obugoye obumutippye.

Omukungu w’e Masaka bamufudde wa bigere

EKYANA kyasoomooza omukungu w’ebyensimbi ku lukiiko lwa disitulikiti y’e Masaka, Charles Zziwa bwe kyatemye ddansi ne kimusitula ne mu ntebe.

Weasle taleka mabega famire ye

OMUYIMBI Weasle muto wa Jose Chameleone bw’aba atambula, famire ye tagireka mabega.

Abayimbi okuva e Kampala bacamudde abadigize...

Bano babadde mu kivvulu ekimanyiddwa nga 'purple Party' ekyabadde ku Thach gardens e Mbale.

Bba wa Nalwadda takyesobola oba ayoya kikomando?...

OMUYIMBI Betty Sserwadda gwe baakazaako erya ‘Muwala wa muzibe’’ oba omusajja we yamuvaamu? Twamuguddeko mu bitundu by’e Lugoba mu Kawempe ng’atudde okumpi...

Aba komedi abawemula mutta omulimu

ABAZANNYI ba komedi mu ggwanga bakubiriziddwa okukuuma empisa n’okufuna kiraasi bwe baba baakusigala nga bafuna ssente mu nsiike eno.

Kino kitiibwa oba?

OMUKYALA ono eyalabise nga ssente zimuyitaba nga yenna yeesaze akagoye kookoonyo, yeewuunyisizza abeetabye mu lukuηηaana lwa Bannayuganda abali mu Amerika...

Mukulu, nze mbadde ng'amba....!

“SSEBO mukadde wange Hon. Minisita Ssempijja nkusaba ompeeyo ku bukodyo bwe wakozesanga okuddukanya Masaka nga tannakutulwamu n’oganja", Ssentebe wa LCV...

Empaka z’okunoonya ba DJ zizzeemu

EMPAKA z’okunoonya bakafulu mu kutabula ekyuma zaakuddamu okubumbujja omwaka guno nga banoonya DJ omupya anaalya mu bannaabwe akendo.

Bakafulu mu kuzannya komedi baakuttunka ku...

Patrick Idringi 'Salvado' ne bakafulu mu kuzannya komedi okuva mu mawanga ga Afrika baakuttunka mu ntujjo ya komedi.

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1

BUKEDDE FM