TOP

Kasalabecca

Lutalo ekintu akyekwatiddemu

OMUYIMBI w’ennyimba za laavu, David Lutalo (ku ddyo) kirabika akooye bapulomoota okumulyako ssente.

Kyokka mwana ggwe Lydia Jazmine!

MWANAMUWALA Lydia Jazmine abamu gwe bayita muninkini wa gundi yamalayo. Akola bimusanyusa nga tafuddeyo ku bantu bye boogera.

Rema alangiridde bw’addayo ku yunivasite...

REMA Namakula alangiridde nga bw’agenda okuddayo ku yunivasite e Kyambogo amalirize diguli ye omwaka guno oluvannyuma lwa bba Dr. Hamzah Sebunya okutikkirwa...

Mungobye ku kyalo naye nja kufa n’omuntu...

Mungobye ku kyalo naye nja kufa n’omuntu

Dokita Hamza byankolera binsanyusa

BULI olukya omuyimbi Rema Namakula mukyala Dokita yeeyongera kushanana n’okufuna essanyu era akamwenyumwenyu tekakyamuva ku matama. Owoolugambo waffe yawulidde...

Ssente zitabudde Kalifah Aganaga ne Chris...

Ssente zitabudde Kalifah Aganaga n’omuyimbi Chris Johnz baawukanye nga babigwo wakati mu kwerangira.

Ssente zitabudde Bad Black ne munne Mercy:...

BAD Black ensonyi azifudde busungu. Atabukidde omuwala mukwano gwe eyamuwoze ssente, amulangidde n’okwasa ebyama abiyingizzaamu n’abasajja.

Grace Nakimera avudde ku by'okuyimba ennyimba...

Nakimera afulumiza oluyimba olulala olw'eddini n'alangirira bwavudde ku z'ensi

Don Bahati atadde ssente mu kivvulu kya Spice...

Enteekateeka z'ekivvulu kya Spice Diana ziri mu ggiya. Don Bahati naye avuddeyo okumuwagira

Mukulu, tommalira biseera nnyongera ku ssente......

MUZEEYI Amir Ssengendo y’omu ku baasanyusizza abadigize abeeyiye ku Jalia City e Mawokota.

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1