TOP

Kasalabecca

Bashonga bategeka kuddamu mbaga

Owoolugambo waffe atugambye nti Dorothy Shonga yali yanoba ku bba Herbert Shonga n’addayo e Malawi.

Muvubuka mpolampola tommennya!

SSENTEBE ke tukuwadde akalulu kiwedde ababbi ogenda kubatukwatira.

Abalina omwoyo gw’eggwanga baleka batya mwoyo...

KIRUMIRA nga tannafa, yalaajanira abalina omwoyo gw’eggwanga bamuyambe bamuwe obukuumi, naye yatuuse okuttibwa ng’obukuumi bukyali mu kkubo bujja.

'Okuddiza bakasitoma kye kimu ku bitufuula...

Aba African Beauty bakoze ekijjulo ekyawamu kye baategesse ku wooteri ya Sheraton mu Kampala ng'emu ku ngeri y'okuddizaamu bakasitoma baabwe.

Mundeke oba mpasuka mpasuke

MWANAMUWALA ono yayogezza abasajja obwama olw’engeri obwedda gy’adigidamu nga yeesaze obugoye obumutippye.

Omukungu w’e Masaka bamufudde wa bigere

EKYANA kyasoomooza omukungu w’ebyensimbi ku lukiiko lwa disitulikiti y’e Masaka, Charles Zziwa bwe kyatemye ddansi ne kimusitula ne mu ntebe.

Weasle taleka mabega famire ye

OMUYIMBI Weasle muto wa Jose Chameleone bw’aba atambula, famire ye tagireka mabega.

Abayimbi okuva e Kampala bacamudde abadigize...

Bano babadde mu kivvulu ekimanyiddwa nga 'purple Party' ekyabadde ku Thach gardens e Mbale.

Bba wa Nalwadda takyesobola oba ayoya kikomando?...

OMUYIMBI Betty Sserwadda gwe baakazaako erya ‘Muwala wa muzibe’’ oba omusajja we yamuvaamu? Twamuguddeko mu bitundu by’e Lugoba mu Kawempe ng’atudde okumpi...

Aba komedi abawemula mutta omulimu

ABAZANNYI ba komedi mu ggwanga bakubiriziddwa okukuuma empisa n’okufuna kiraasi bwe baba baakusigala nga bafuna ssente mu nsiike eno.

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1

BUKEDDE FM