TOP

Kasalabecca

Mundeke oba mpasuka mpasuke

MWANAMUWALA ono yayogezza abasajja obwama olw’engeri obwedda gy’adigidamu nga yeesaze obugoye obumutippye.

Omukungu w’e Masaka bamufudde wa bigere

EKYANA kyasoomooza omukungu w’ebyensimbi ku lukiiko lwa disitulikiti y’e Masaka, Charles Zziwa bwe kyatemye ddansi ne kimusitula ne mu ntebe.

Weasle taleka mabega famire ye

OMUYIMBI Weasle muto wa Jose Chameleone bw’aba atambula, famire ye tagireka mabega.

Abayimbi okuva e Kampala bacamudde abadigize...

Bano babadde mu kivvulu ekimanyiddwa nga 'purple Party' ekyabadde ku Thach gardens e Mbale.

Bba wa Nalwadda takyesobola oba ayoya kikomando?...

OMUYIMBI Betty Sserwadda gwe baakazaako erya ‘Muwala wa muzibe’’ oba omusajja we yamuvaamu? Twamuguddeko mu bitundu by’e Lugoba mu Kawempe ng’atudde okumpi...

Aba komedi abawemula mutta omulimu

ABAZANNYI ba komedi mu ggwanga bakubiriziddwa okukuuma empisa n’okufuna kiraasi bwe baba baakusigala nga bafuna ssente mu nsiike eno.

Omugole wa Muhammadi Kamoga amuzaalidde eddenzi....

Muhammadi Kamoga omutunzi w’ettaka n’amayumba (Kamoga Property Consultants) essanyu ly’alina likirako lya mwoki wa gonja omugole amuzaalidde eddenzi.

Muvubuka mpolampola tommennya!

SSENTEBE ke tukuwadde akalulu kiwedde ababbi ogenda kubatukwatira.

Muwala wa Meeya ayoya bikaawa

OMUWANDIISI wa Meeya wa Munisipaali ya Lubaga, Joyce Nabbosa Ssebuggwawo anyirira luno.

Salvado atabukidde aba komedi abawemula

ABAZANNYI ba komedi mu ggwanga bakubiriziddwa okukuuma empisa n’okufuna kiraasi

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1

BUKEDDE FM