BUSOGA United FC mu liigi ya babinywera eyongedde okuggumira ne bamusaayimuto 3 abasuumusiddwa okuva mu ttiimu ento n'abalala 4 abaguliddwa mu kaweefube...
OMUTINDO gwa Said Kyeyune omuwuttanyi wa Uganda Cranes ne URA FC gwe yayolesa mu mpaka za CHAN e Cameroon bwe yateeba ggoolo bbiri, gumusegulizza ne yeegatta...
TTIIMU y’eggwanga ey’abatasussa myaka 20 ‘The Hippos’ bagenze e Mauritania mu kikopo ky’Afrika nga bawera kuteekawo kyafaayo kya kukiwangula ku mulundi...
BYA FRED KISEKKA Kiddiridde IOC okusazaamu okusunsulamu okusembayo okwa ‘World Olympic Boxing qualifiers' okubadde kugenda okubaawo mu June w'omwaka...
EXPRESS FC eyongedde okwenyweza bw’ekansizza omuzibizi wa Vipers Geoffrey Wasswa oluvannyuma lw'endagaano ye okuggwaako omwezi oguwedde.
OMUTENDESI wa Gomba Ibrahim Kirya mugumu nti ttiimu ye yaakusitukira mu kikopo ky'amasaza sizoni eno.
OMUTENDESI Allan Kabonge azze ayingiza ttiimu za Big League mu ‘Super’ akatebe kamwokezza n’adda mu ttiimu ya Five Star FC ezannyira mu liigi y’abakyakayiga...
TTIIMU y’eggwanga ey’abali wansi w’emyaka 20 ‘The Uganda Hippos’ bataka e Tanzania gye bagenze okwetaba mu mpaka z’okwongera okwetegekera ez’ekikopo kya...
SC VILLA Joogo egasse abadde kapiteeni wa Uganda Martryrs University (UMU) mu liigi ya yunivasite Nasser Lukwago ku ttiimu nga beetegekera sizoni ya 2020/21...
KCCA FC mu liigi ya babinywera esazeeko omunigeria John Egbuonu Odumegwu olw’omutindo gwe okugaana okumukka mu sizoni ennamba gy’amaze ne ttiimu.