TOP

Mupiira

Leicester esabye ManU obuwanana bw'ensimbi...

Leicester eyagala obukadde bwa pawundi 90 mu muzibizi waayo Maguire.

Ttiimu za CECAFA ziri mu kintu mu za Afrika...

Uganda yasemba okukola obulungi mu mpaka za Afrika mu 1978 lwe yatuuka ku fayinolo mu mpaka ezaali e Ghana.

Gomba ereese Omuzungu agiyambe okuwangula...

Essaza lya Gomba likansizza omutendesi Omuzungu aliyambe okuwangula ekikopo ky'Amasaza omulundi ogwokutaano

Ez'amakampuni e Jinja zeeyongeddemu ebbugumu...

Ttiimu ya kkampuni ya Amazima School erina okulwana ennyo okweddiza ekikopo ky'amakampuni g'e Jinja oluvannyuma lw'abaaziwangulako okukomawo okuzeetabamu...

Magogo asiimye Buganda ku mizannyo

Pulezidenti wa FUFA, Moses Magogo, asiimye Obwakabaka bwa Buganda olw'okuwagira emizannyo

Abazannyi 5 beeyanjudde mu Cranes

Uganda Cranes yeeyongedde okubangulwa enkya ya leero nga beetegekera Taifa Stars eya Tanzania mu luzannya olusembayo mu kusunsula abaneetaba mu z’akamalirizo...

Cranes erinnyisizza ggiya mu kutendekebwa...

Ttiimu ya Cranes egenda mu maaso n'okutendekebwa okwa kaasammeeme nga yeetegekera okuzannya Tanzania mu z'okusunsulamu abalizannya eza Afrika

MUBS ne KU zaakweriga masajja

EMPOLOGOMA ebbiri eza Pepsi University League MUBS ne KU zisisinkanye omuddo guboneebo ku lwokusatu luno ku kisaawe e Nakawa okwawula ani musajja ku munne....

Ttiimu ya mutabani wa Simwogerere eyokya...

Ttiimu ya mutabani wa George Simwogerere eyiseewo okwesogga 'quarter' y'empaka z'amagombolola g'e Makindye

Nassuuna asemberedde likodi ya ggoolo 100...

OMUTEEBI wa UCU Lady Cardinals ne Crested Cardinals Hasifa Nassuuna yeesomye okusaawo likodi okufuuka omuzannyi asoose okuweza ggoolo 100 mu FUFA Women...

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1

BUKEDDE FM