TOP

Mupiira

Ssekandi asabye ku mupiira gw'abawala

Omumyuka wa pulezidenti, Edward Ssekandi, asabye bekikwatako okwongera okutumbula omupiira gw'abawala mu ggwanga

Mutumbule emizannyo - Ssekandi

Abavubuka nga 1,000 okuva mu maggombolola ag'enjawulo e Masaka beetabye mu mizannyo egyakomekerezeddwa ku ssomero lya St. Pius Primary School e Buliro....

Obuvune bulemesezza Mutyaba ogwa Burundi...

Cranes yeetegekera kudding'ana ne Burundi mu z'okusunsulamu abalizannya CHAN omwaka ogujja e Cameroon.

Omutendesi wa Cranes omuggya atandise na...

OMUTENDESI wa Cranes omuggya, Johnathan McKinstry atandise na buwanguzi mu mupiira gwe ogusookedde ddala, bw’alumbye Ethiopia omwayo n’agikubirayo ggoolo...

Magogo azzeeyo ku butaka gy'azaalibwa ne...

FIFA olwamaze okumukaliga emyezi ebiri nga teyeenyigira mu mupiira, Moses Magogo, abadde pulezindeti wa FUFA, yasibidde ku butaka mu disitilikiti y’e Buyende....

Vipers esandabudde Express 3-0

Mu mupira gwa liigi ya babinywera oguzannyiddwa akawungeezi ka leero ku Lwomukaaga, Vipers ekkakkanya ku Express FC n'ebasandabula ggoolo 3-0.

Ssewanyana awadde poliisi bwiino ku Magogo...

Oluvannyuma lwa FIFA okutaliga Moses Magogo okumala emyezi 2 nga te yeetaba mu mupiira n'okumutaanza obukadde 37 olw'okutunda tiketi ze yalina okugaba...

Basiponsa ba ManU beecanze

Chevrolet erangira ku mujoozi gwa ManU egamba nti tennafuna mu nsimbi ze yassa mu ManU kuba evuya buvuya.

ManCity bagikubye awaluma

Mu mpaka za Premier League, ManCity egudde ku Ngo eriko omwana aba Wolves we babalumbye ku Etihad ne babasandabulirawo ggoolo 2-0.

ManU erina essuubi okufuna wiini mu za Europa...

Omutendesi Solskjaer ali ku puleesa ng'abamu ku baaliko bassita ba ManU bagamba nti 'ebintu' bimulemye.

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1