TOP

Mupiira

Basiponsa ba ManU beecanze

Chevrolet erangira ku mujoozi gwa ManU egamba nti tennafuna mu nsimbi ze yassa mu ManU kuba evuya buvuya.

ManCity bagikubye awaluma

Mu mpaka za Premier League, ManCity egudde ku Ngo eriko omwana aba Wolves we babalumbye ku Etihad ne babasandabulirawo ggoolo 2-0.

ManU erina essuubi okufuna wiini mu za Europa...

Omutendesi Solskjaer ali ku puleesa ng'abamu ku baaliko bassita ba ManU bagamba nti 'ebintu' bimulemye.

Puleesa yeeyongedde eri omutendesi Zidane...

Real Madrid gy'atendeka yagudde maliri ne Club Brugge ekyakanze abawagizi baayo

Obujulizi obwatade Magogo mu buzibu buubuno...

Emyaka gibadde gyakawera ebiri okuva omukiise wa Makindye West mu Palamenti, Allan Ssewanyana lwe yaloopa Magogo mu FIFA. Ssewannyana munnabyamizannyo...

Tanzania ne Kenya zaagala fayinolo za CECAFA...

Ttiimu ya Kenya ne Tanzania zirwanira kwesogga fayinolo y'empaka z'abali wansi w'emyaka 20

Omutindo gwa ttimu za KCCA gutabudde abawagizi...

Abawagizi ba KCCA bibatabudde ttiimu y'ekitongole nayo bw'eyolesezza omutindo ogw'ekibogwe

Eza liigi yababinywera ziri bulindaali

Liigi ya StarTimes Uganga Premier League ekomyewo ng'abanene okuli Express ne URA banoonya buwanguzi okukendeeza ku puleesa

BULFC ewangudde Bukedea n'ekangazza

BUL FC erabudde Maroons FC okugyerinda mu liigi ya babinywera

Owa UPDF alaze obukodyo mu bikonde

Sebute,omujaasi wa UPDF agamba nti k'awangudde omusipi gwa East Afrika, kati atunuulidde kuwangula ku gwa Afrika.

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1