TOP

Mupiira

Kawempe Muslim erabidde ennaku mu mpaka za...

ENJOGERA ya 'Ennungi tezikya bbiri' yatuukidde ku Kawempe Muslim ttiimu zaayo bbiri bwe zaakubiddwa ku fayinolo bbiri ne basubwa ebikopo bibiri mu mpaka...

Platinum Stars etuuka leero okuttunka ne...

KAWEEFUBE wa Vipers okuwangula Platinum Stars emwongeddemu ebbugumu, bw'eyingidde enkambi okwongera okwetegekera omupiira guno obulungi.

FUFA ekoze endagaano ne Morocco egiyambeko...

FUFA ekoze endagaano n’ekibiina ekiddukanya omupiira e Morocco egenda okusobozesa amawanga gombi okuyambagana mu nsonga z’ebyekikugu mu nzirukanya y’omupiira....

Cranes etandise okwetegekera ez’Afrika

MU kaweefube w’okulaba ng’eddayo mu mpaka z’Afrika ez’okubeera e Cameroon mu 2019, Cranes etandise okuzannya emipiira gy’omukwano.

SC Villa esattira lwa kisaawe

SC VILLA gagyesibye! KCCA egigaanyi okulinnya mu kisaawe kyayo e Lugogo gy’ebadde eyagala okutendekebwa nga tennattunka ne Proline ku Lwomukaaga mu liigi....

URA FC etunuulidde Kirya okusikira Kisala...

IBRAHIM Kirya yandiddamu okutendeka URA gye yagobwa mu makkati ga sizoni ya 2014.

Pulezidenti wa FIFA agenda kusisinkana Museveni...

PULEZIDENTI wa FIFA, Gianni Infantino agenda kusisinkana Pulezidenti Museveni mu kafubo bakubaganye ebirowoozo ku nkulaakulanya y’omupiira mu ggwanga....

Eya Serbia eyogereza Khalid Aucho

OLUGERO olugamba nti atannafa teyeevuma ggwanga lutuukidde bulungi ku muwuwuttannyi wa Uganda Cranes, Khalid Aucho, ali mu kwogerezeganya ne kiraabu y’ekibinja...

KCCA FC etandise okwetegekera ogw'okuddiηηana...

KCCA FC ezzeemu etandise okutendekebwa mu kisaawe e Namboole okwetegekera omupiira gwabwe ogw’okuddingana ne kiraabu ya Primerio D’Agosto eya Angola mu...

Eya Lweza etimpudde Express ento 4-0

TTIIMU ya Lweza ento ezze mu biwundu bya Express bw’egitimpudde ggoolo eziswaza n’abazannyi ne batandika kuyomba bokka na bokka.

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1

BUKEDDE FM