TOP

Mupiira

Empindi ewandudde Enkima mu z'Ebika ne balamuza...

EKIKI ky'Empindi kyongedde okulamuza engabo ya sizoni eno bwe kiraze abazannyi z'Enkima nti mu mupiira bakyalina bingi eby'okukola.

Emmamba kakoboza yeetakkuluzza ku Mbwa

Bazzukulu ba Nankere abeddira Emmamba Kakoboza kata bagajambulwe bazzukulu ba Mutasingwa abeddira Embwa mu mupiira gw’empaka z’ebika bya Buganda ogwazannyiddwa...

Magogo asiimye aba City Tyres okutumbula...

Pulezidenti wa FUFA Ying. Moses Magogo asiimye kkampuni ya City Tyres okubateekamu ssente ate n’okubeera ensaale mu kutumbula emizannyo mu ggwanga.

Ogwa Uganda ne Rwanda gwa kuzannyirwa Kitende...

OMUPIIRA ogusooka ku luzannya olusembayo mu z’okusunsulamu za CHAN 2018 wakati wa Uganda ne Rwanda gwakuzannyirwa mu kisaawe kya St. Mary’s Stadium e Kitende...

Aba Proline FC batandise okwetegekera liigi...

Omutendesi wa Proline FC Baker Mbowa agambye nti abasambi waakubabangulira mu jiimu okumala wiiki bbiri nga beetegekera okusamba lwa Azam Uganda Super...

FUFA eronze Basena ne Kajoba okusikira Micho...

FUFA eronze Basena ne Kajoba okusikira Micho eyasuddewo Cranes lwa nsasula

Busiro, Gomba, Singo ne Buddu zeesozze semi...

Busiro , Gomba, Buddu ne Singo ge masaza agaayiseemu okwesogga semi za 2017 mu nsiitaano ku bisaawe ebitali bimu.

Micho olusuddewo Cranes abatendesi ne beesowolayo...

Micho Sredojevic asuddewo omulimu gw’obutendesi bwa UgandaCranes n’awa ensonga nti baluddewo okumusasula.

Basatu balwanira mmotoka n'ekyomuzannyi wa...

OLWALEERO omuzannyi eyasinga okwolesa omutindo mu liigi ya Azam Uganda Premier League sizoni ewedde agenda kuva ku wooteri ya Imperial Royale ng’anyoola...

Mucurezi wa KCCA ateebye 4 nga Cranes ewandula...

Omuzannyi wa Cranes eya CHAN ey’abazannyi abazannyira awaka bokka Paul Mucurezi yalaze nti ababadde bamugalabanja babadde bateganira busa bwe yateebye...

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1

BUKEDDE FM