TOP

Mupiira

Bugema ewangudde IUIU mu gya yunivasite

Ttiimu ya yunivasite y'e Bugema ewangudde eya IUIU ku luzannya lwa 'quarter' olusooka mu mpaka za Pepsi University League

'Fabregas yansubya okuzannyira Arsenal'

Wenger eyali atendeka Arsenal yali agenda okukansa Carrick wabula bwe yalaba ku kitone kya Fabregas ne yeekuba okugula Carrick mu 2004.

FUFA etongozza omujoozi wa Cranes omuggya...

Abazannyi ba Cranes basanyukidde omujoozi omuggya ogutongozeddwa wabula ne bategeeza nti okwambala si kye kikulu wabula okuwangula emipiira.

Owa KCCA ey'abato atandikidde we yakoma

Muyizzitasubwa wa KCCA FC ey'abato agiteebedde ggoolo nnya nga bawangula Police FC (8-0) mu liigi y'abato

Arsenal etokota omuwuwuttanyi wa Atalanta...

Almiron alina ekirooto ky'okuzannyirako mu Premier.

Henry asemberedde okulya ogw'obutendesi bwa...

Luis Faria ne Terry eyaliko mu Chelsea nabo balowoozebwako.

Ronaldo ateebedde Juventus

Ronaldo, ateebedde Juventus leero ku Lwomukaaga wadde ali mu birowoozo oluvannyuma lw'omuwala Mayorga okumulumiriza okumukakaka omukwano.

Asabye Messi omujoozi agutwalire kitaawe...

Messi,kapiteeni wa Barcelona yateebye ggoolo 2 mu mupiira guno kyokka era y’omu ku bazannyi abeetoolooleddwaako ttiimu nga bafuna wiini ku bugenyi.

Amatidde ssita wa Arsenal

Leero ku Lwokuna, Arsenal esamba Qarabag mu Europa wabula ng’omupiira gwayo ogwasooka ng’ezannya Vorskla yaguwangula ne ggoolo 4-2.

ManU eyagala Pocthettino asikire Mourinho...

Pochettino alina obumanyirivu mu Premier okusinga Zidane.

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1

BUKEDDE FM