TOP

Mupiira

 Abazannyi ba Police Barracks FC nga bajaganya n’ekikopo kya Kira Road Christmas Cup kye baawangudde. Ku kkono ye kansala Shillah Komugisha.

Police Barracks ye kyampiyoni

POLICE Barracks FC esitukidde mu kikopo n’embuzi mu mpaka za Ssekukkulu ezaayindidde e Kamwokya.

 Kaddu

Kaddu ali mu kattu: Abawagi...

OMUTEEBI wa Cranes, Patrick Kaddu ali wazibu e Morocco gy’ali. Kiddiridde abawagizi ba ttiimu ya Renaissance Sportive Berkane (RS Berkane) okumutabukira...

 Abazannyi ba Mountain of the Moon ku kkono Ivan Amanyire ne Robert Nuwagaba nga bazibira aba Ndejje

Ndejje eyagala kweddiza bwa...

YUNIVASITE y’e Ndejje ba kyampiyoni b’emizannyo gya yunivasite za Uganda sizoni nnya ez’omuddiring’anwa boolekedde okweddiza obwa nnantameggwa omwaka guno....

Nkumba ekyeriisa nkuuli mu ...

NKUMBA University ba kyampiyoni ba Volleyball ne Handball sizoni ewedde batandikidde we baakoma okulwana okweddiza ebikopo n’emidaali mu mizannyo gya yunivasite...

 Abazannyi ba Uganda;Fauzia Najjemba, Cathy Nagadya, Juliet Nalukenge ne Shakira Nyinagahirwa nga basanyukira ggoolo gye baakubye Tanzania.

Uganda yeetaaga kuwangula K...

Tanzania yalemaganye ne Uganda ggoolo 1-1 ku Ssande n'egiremesa okulangirirwa ku bwakyampiyoni.

 Arteta (ku kkono) ne mukama we Guardiola ku mupiira mwe baawangulidde Arsenal.

Tetujja kulemesa Arteta kwe...

Arsenal eri ku muyiggo gwa mutendesi muggya anaasikira Unai Emery eyagobwa ku nkomerero ya November.

 Allan Okello (ku ddyo) ng'ayita ku muzibizi wa Djibouti, Fahim Mousa ku Ssande.

Uganda Cranes erinze Tanzan...

Uganda eyagala kuwangula kikopo kya CECAFA eky'omulundi ogw'e 15.

 Dejan Kulusevski, omuwuwuttanyi wa Parma, ManU gw'eperereza.

ManU etunuulidde musaayimut...

ManU ekyayigga bazannyi banaagizza ku maapu sizoni ejja. Mu kiseera kino eri mu kyamukaaga ku bubonero 24.

 Omutendesi wa Wolves, Nuno Espirito Santo y'omu ku batunuuliddwa okutendeka Arsenal.

Arsenal esabye Wolves oluku...

Nuno Espirito yatendekako Valencia eya Spain, FC Porto ne Rio Ave ez'e Portugal nga tanneegatta ku Wolves.

 Hazard ng'ali mu mujoozi gwa Real ate ku ddyo ng'ali mu gwa Chelsea

Hazard asuubizza aba Chelsea

Hazard agamba nti bw'aliba avudde mu Real Madrid, ayinza okuddayo mu Chelsea.

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)