TOP

Mupiira

Micho olusuddewo Cranes abatendesi ne beesowolayo...

Micho Sredojevic asuddewo omulimu gw’obutendesi bwa UgandaCranes n’awa ensonga nti baluddewo okumusasula.

Basatu balwanira mmotoka n'ekyomuzannyi wa...

OLWALEERO omuzannyi eyasinga okwolesa omutindo mu liigi ya Azam Uganda Premier League sizoni ewedde agenda kuva ku wooteri ya Imperial Royale ng’anyoola...

Mucurezi wa KCCA ateebye 4 nga Cranes ewandula...

Omuzannyi wa Cranes eya CHAN ey’abazannyi abazannyira awaka bokka Paul Mucurezi yalaze nti ababadde bamugalabanja babadde bateganira busa bwe yateebye...

Empaka z'amasaza bazongeddemu ebirungo

FAYINOLO y’empaka z’Amasaza ga Buganda yaakuzannyibwa nga August 26, 2017 mu kisaawe e Namboole.

Omutendesi wa South Sudan awera kuwandula...

BILAL Felix Kumuyange, atendeka ttiimu ya South Sudan azze awaga nga ttiimu ye bw’egenda okuwandula Uganda Cranes.

Cranes ewera kuwandula South Sudan mu za...

Omutendesi wa Cranes Sredejovic Micho alabudde abazannyi bakomye okunyooma eggwanga lya South Sudan mu mupiira n’abagamba nti si y’eri gye baalabako emyaka...

She Pearls ekutte kya 7

NEW ZEALAND yeeddizza ekikopo ky’ensi yonna eky’okubaka eky’abali wansi w’emyaka 21 n'esitukira mu kikopo n'omudaali gwa zaabu.

Micho ayise bapulo bongere okubangula eya...

Kaweefube w’okufuna obuwanguzi mu mupiira Cranes gw’eddihhana ne South Sudan mu z’okusunsulamu abalizannya eza CHAN omwaka ogujja, omutendesi Micho Sredejovic...

Vipers egobye 10 lwa mutindo

OMUZUNGU wa Vipers, Miguel Da Costa akutte olweyo n’agoba abazannyi 10 nti omutindo gwabwe tegusaana kubeera mu ttiimu erwanira bikopo.

Kabaka awaddeyo obukadde 110 okujjanjaba...

KABAKA awaddeyo obukadde bw’ensimbi 110 okugula ebyuma ebikebera obulwadde bwa Nnalubiri nga zino kitundu kw’ezo ezaava mu misinde gy’amazaalibwa ge egyaliwo...

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1

BUKEDDE FM