TOP

Mupiira

Micho awadde Massa ekigezo ku gwa Botswana...

KAMPEYINI eziyise, ebbula lya ggoolo n’obutawangulira ku bugenyi bye bibadde biremesa Cranes obutagenda mu z’Afrika.

Cranes esitudde terina mukwasi wa ggoolo...

OMUPIIRA gwa Cranes ne Botswana gwa magaso nnyo eri Uganda kuba bw’eguwangula ate Burkina n’esumagira ku Comoros, ejja kulinnya ku ntikko y’ekibinja D...

Kibuli erinnye mu likodi ya Kitende

KIBULI SS yamezze St. Mary's Kitende ku fayinolo y'empaka za COPA Coca Cola ez'omupiira gw'amasomero ga siniya n’egiremesa okutuuka ku buwanguzi obw’omulundi...

Ebya Malvyn okuzannyira Cranes bifuuse nnamulanda!....

EMIKISA gya Malvyn Lorenzen ow’e Girimaani okuzannyira Cranes ku mupiira gwa Botswana gikendedde, oluvannyuma lw’ekitongole ekivunaanyizibwa okugaba paasipooti...

Abalongo bacankalanyizza ttiimu 3 lwa kufaananagana!...

NG’EMPAKA z’amasaza zikyagenda mu maaso n’okutojjera ku bisaawe eby’enjawulo, NICHOLAS KALYANGO akuleetedde abalongo abazannyira Buluuli abazannyidde ttiimu...

Villa emezze Sadolin n’eggya URA mu kifo...

SS WADDE nga baava dda ku kikopo, SC Villa yayongedde amaanyi mu lutalo lw’okulwanira ebifo bwe yawangudde Sadolin (2-1) ku Lwokutaano.

Ensonga z’omupiira FUFA ekomye okuziteeseza...

EYAWABULA FUFA nti omupiira bajja kusobola okuguzimbira ku Face book n’emikutu gya Social Media emirala, yabageta ng’enjogera y’ekivubuka!

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1

BUKEDDE FM