TOP

Mupiira

Masavu FC yeesozze Liigi ya babinywera

KIRAABU ya Masavu FC okuva e Ntebe efuuse ttiimu esoose okusuumuusibwa okuva mu Big League okwegatta ku liigi ya babinywera mu ggwanga eya Azam Uganda...

URA bagisudde ku Express mu 'quarter' fayinolo...

Obululu bw’oluzannya lwa ‘quarter’ fayinolo mu mpaka za Uganda Cup bwakwatiddwa eggulo ku Lwokusatu ku kitebe kya FUFA e Mengo, bakyampiyoni aba Vipers...

Omubaka wa Bufalansa yeeyamye okuyamba omupiira...

OMUBAKA wa Bufalansa mu ggwanga yeeyayamye okukola kyonna ekisoboka mu busobozi bwe okuyamba omupiira mu Uganda okukula ng’ayita mu nkolagana etondeddwawo...

Kabenge ayiikudde ekisaawe ky'e Kanyanya...

FAMIRE y’omugenzi George Matovu, eyali omuwagizi wa Express lukulwe, etabukidde eyaliko ssentebe wa Express, Kavuma Kabenge lwa kutwala ttulakita n'esima...

Omujoozi gwa Cranes guwummuziddwa

OMUJOOZI gwa Uganda Cranes ogw’ebyafaayo guwummuziddwa mu butongole FUFA n’etongoza kampeyini mw'eyitidde bakafulu mu bya ‘dizayini’ okugiyambako okukola...

FIFA ekalize ddiifiri lwa kugaba penati nfu...

FIFA ekibiinaekiddukanya omupiira mu nsi yonna kiweze ddiifiri munnansi wa Ghana obutaddamu kulamula mupiira obulamu bwe bwonna lwa kugabira South Afica...

Matia wa Express awera kumalira mu bana abasooka...

OMUTENDESI wa Express FC Matia Lule aweze nga bw'agenda okufiirawo okulaba nga ttiimu ye emalira mu bifo ebina ebisooka mu liigi ya Azam Uganda Premier...

SC Villa ewanuddeyo KCCA FC ku ntikko ya...

SC Villa ewanuddeyo KCCA FC ku ntikko ya liigi ya babinywera eya Azam Uganda Premier League oluvannyuma lw'okukuba Saints 2-0.

Tikiti z'ogwa KCCA FC ne Mamelodi Sundowns...

TIKETI z’okulaba omupiira nga bakyampiyoni ba Uganda aba KCCA FC bubeefuka ne bakyampiyoni ba Africa aba Mamelodi Sundowns, eya South Africa, mu mpaka...

Kawempe Muslim erabidde ennaku mu mpaka za...

ENJOGERA ya 'Ennungi tezikya bbiri' yatuukidde ku Kawempe Muslim ttiimu zaayo bbiri bwe zaakubiddwa ku fayinolo bbiri ne basubwa ebikopo bibiri mu mpaka...

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1