TOP

Mupiira

Ebintu 8 Basena by'alina okutereeza mu CHAN...

Ku Lwomukaaga, Cranes yakubiddwa Rwanda (2-0), kyokka n'eyitirawo ku mugatte gwa (3-2) okuzannya empaka za CHAN.

Ey'ekyalo etunuzza Police FC ebikalu

TTIIMU y'ekyalo ky'e Mulawa mu ggombolola y'e Kira eraze Police FC, egucangira mu liigi ya babinywera, ttaaci, bw'egikubye ggoolo (3-2).

Cranes egenze e Rwanda nga Basena awera

CRANES yasitudde eggulo okwolekera Kigali eddiηηane ne Rwanda era omutendesi Moses Basena agumizza Bannayuganda nti abazannyi 18 be yayungudde bajja kudda...

Uganda bagisudde ku New Zealand ne Malawi...

OBULULU bw’ebibinja bya ttiimu ezigenda okuguvanya mu mpaka z’okubaka mu mizannyo gy’amawanga agli mu luse olumu ne Bungereza egya ‘Commonwealth’ bukwatiddwa...

Basena agaanye abazannyi okugaya Rwanda mu...

OMUTENDESI wa Cranes ow’ekiseera Moses Basena agaanye abazannyi be okugaya Rwanda mu gw’okudding'ana nti omulimu gukyali munene.

Cranes yeesozze enkambi okwetegekera ogw'okudding'ana...

OKUWUMMULA ssi kutuuka, Uganda Cranes yazzeemu eggulo okwesogga enkambi okutendekebwa nga yeetegekera omupiira ogw’okuddingana ne Rwanda ku luzannya olusembayo...

Uganda etimpudde Rwanda 3-0 mu za CHAN

Bannayuganda batandise okwesunga okusamba mu mpaka ez’akamalirizo eza Africa ez’abasambi abazannyira awaka eza CHAN ezigenda okubeera e Nairobi omwaka...

Azam FC yeepikira Onduparaka mu gw'omukwano...

Azam FC eya Tanzania ekyalaze amaanyi nga tenawangulwamu mu mipiira egy’omukwano gye yaakasamba ku bugenyi bw’eriko mu Uganda.

Uganda ne Rwanda zirwanira kukiika mu mpaka...

AKAKUKU ka Uganda ne Rwanda mu mupiira kaakuttuka leero (Lwamukaaga), ttiimu zombi bwe zinaaba zirwanira ekifo okukiika mu mpaka z’Afrika eza CHAN ezeetabwamu...

Aba Nakinsige baloopye Ekinyomo lwa kuzannyisa...

ABEDDIRA ekika ky’Ennyonyi Nakinsinge baaloopya ekika ky'Ekinyomo mu kakiiko akaddukanya empaka z'emipiira gy'ebika bya Buganda lwa kuzannyisa bacuba abateddira...

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1