NGA FUFA yeetegekera okulangirira omutendesi wa Cranes enkya ku ssaawa 8 ez’omu ttuntu ku kitebe e Mengo, abadde omutendesi ow’ekiseera Moses Basena asiimiddwa...
Ttiimu ya Kyanja FC mu Mpigi esitukidde mu kikopo kya Ssekukkulu ekya Dr. Lawrence Mulindwa Cup 2017 bw’ekubye Mpigi United ggoolo 5-4 mu peneti oluvannyuma...
Oluzannya olusooka olwa Liigi ya Uganda Azam Premier League luweddeko mu ggandaalo lya Sekukkulu nga SC Villa ekyali ku ntikko oluvannyuma lw’okulemeganira...
TELETUBBIES ey'abali wansi w’emyaka 11 oluvannyuma lw’okuggyibwamu abazannyi musanvu olw’ebipapula tekyabayigudde ttama bwe baawangudde ekikopo nga tebakubiddwaamu...
Ndejje University etandise bulungi mu mpaka z'emizannyo gya Yunivaasite eziyindira ku Ndejje University e Luweero.
TTIIMU ya Uganda Hippos ey’abatasukka myaka 20 oluvannyuma lw’okulemererwa okuwangula Lesotho ku mutendera gwa Semi okusobola okwesogga Fayinolo, leero...
EYALIKO ssita wa Zambia, Kalusha Bwalya, FUFA gwe yakwasa omulimu gw’okulondera Cranes omutendesi, eggulo yasudde abantu 85 ku 90 abaawaayo okusaba.
OMUKUNGU okuva e Zambia Kalusha Bwalya eyalondebwa okukulira akakiiko ak’abantu abataano abagenda okuyambako FUFA okulonda omutendesi ow’enkalakkalira...
UGANDA Cranes yayongedde okufuna essanyu eggulo mu CECAFA eyindira e Kenya bwe yasigadde ku ntikko y’ekibinja oluvannyuma lwa Burundi okulemwa okuwangula...
ABAZANNYI ba Spartans bavudde ku kisaawe nga beevuma kapiteeni waabwe eyayonoonye akakisa ka peneti akamu ke baabadde bafunye okwewuutira obubonera obusatu....