ENKAMBI ya ttiimu y'eggwanga ey'abatasussa myaka 20 (Hippos) egumidde, oluvannyuma lw’abazannyi abalina obumanyirivu ogwebeegattako nga beetegekera empaka...
TTIIMU ya Airtel Kitara FC eya Big League mu kibinja kya Rwenzori ezze n’ekiruyi ky’okwesasuza ggoolo 4-0 Nyamityobora FC gye yagiwuttula ku nkomerero...
TTIIMU ya Vipers ento eyongedde okukakasa nga bw'eyagla ekikopo kya liigi y’abali wansi w’emyaka 18 eya Fufa junior League bw’etandise okukuba ezimu ku...
EYALIKO pulezidenti wa FUFA era nga ye nnannyini Vipers SC, Lawrence Mulindwa agonnomoddwaako diguli okuva mw'emu ku yunivasite z'e Bungereza olw'okumusiima...
EMIVUYO mu kulonda kw’ebibiina by’emizannyo tekugenda kukoma okutuusa ng'akakiiko ka National Council Of Sports (NCS) kategedde enjawulo eriwo wakati w’abayima...
NG’EMPAKA z’abali wansi w’emyaka 20 zibindabinda, omutendesi Matia Lule alina akamwenyumwenyu olw’omutindo abavubuka gwe boolesa mu kutendekebwa nti gumuwa...
OMUTENDESI wa Cranes, Moses Basena ayise abazannyi 26 batandike okutendekebwa ku Lwokusatu nga beetegekera empaka z’omupiira gw’amawanga g’Obuvanjuba n’amasekkati...
Yunivasite y'e Nkozi esitukidde mu kikopo ky’empaka za ‘Nile Special University Football League’ omulundi gwayo ogusoose bw'ekubye MUBS 2-0 ku fayinolo...
Ente yeddizza engabo mu mupiira gw’Ebika mu fayinolo ekomekkerezeddwa ku kisaawe kya Bukalasa Agricultural College nga Kabaka wa Buganda omupiira guno...
LEERO, Obuganda bwakweyiwa mu kisaawe e Bukalasa mu ssaza ly’e Bulemeezi okubugiriza Ssaabasajja Kabaka Mutebi bw’anaaba aggalawo emipiira gy’Ebika.