TOP

Mupiira

Vipers etandise okwetegekera liigi ya babinywera...

KIRAABU ya Vipers etandise na maanyi okwetegekera liigi ya sizoni ejja bw’etaddewo emipiira gy’omukwano esatu mu bbanga lya nnaku 10 zokka.

Bawangudde eza Vision Group

ABAWAGIZI ba Ogwanga FC eyatwaliddwa ng’ennafu katono bafe essanyu ttiimu yaabwe bwe yawangudde Lubega FC 4-3 (eza peneti) mu mpaka z'emipiira gy'abakozi...

Vipers ewera kuwuttula Onduparaka mu fayinolo...

Vipers SC eyawangula liigi ya Azam omwaka oguwedde efunvubidde kusitukira mu kya Uganda Cup mu fayinolo gy’esamba ne Onduparaka okuva mu Arua ku Lwomukaaga...

Bulemeezi ne Bugerere balwana kuva mu kibinja...

OLUTALO lw’ani ava mu kibinja mu mpaka z'Amasaza luddamu leero (Ssande) ku bisaawe eby'enjawulo nga ttiimu zitandika lawundi eyookubiri.

KCCA erumbye Vipers e Buikwe mu Ugand Cup...

OMUKISA gwokka omutendesi wa Vipers, George Nsimbe gw’alina okukakasizaako nti wa mugaso mu Vipers, alina kuwangula kikopo kya Uganda Cup ekya sizoni eno....

Onyango assuuse obuvune

ENKYA Lwamukaaga, abazannyi ba Cranes baakuyingira ekisaawe kya Francistown Sports Complex ekya Botswana nga bakimanyi nti bwe bakubwa bannyinimu, emikisa...

Obunnyogovu e Botswana butiisizza Micho

WADDE nga Micho awera nga bw’agenda okufuna obuwanguzi ku Botswana, kyokka obunnyogovu obuli e Botswana bumutiisizza n’ategeeza nti bwandikosa n’abazannyi...

Melvyn Lorenzen tannasalawo kuzannyira Uganda...

OMUTEEBI Melvyn Lorenzen ow’e Giramaani, tannasalawo ku ttiimu gy’agenda kuzannyira.

Ttiimu za Ssingo zikaabye

BANNASSINGO baakiguddeko ku wiikendi mu mpaka z’amasaza ga Buganda, bwe baalemeddwa okufuna essanyu okuva ku ttiimu zaabwe ey’abasajja n’ey’abakazi.

Micho awadde Massa ekigezo ku gwa Botswana...

KAMPEYINI eziyise, ebbula lya ggoolo n’obutawangulira ku bugenyi bye bibadde biremesa Cranes obutagenda mu z’Afrika.

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1