TOP

Mupiira

 Abazannyi ba Lweza FC nga bayonja ekibuga

Aba Lweza FC bakoze bulungi...

KIRAABU ya Lweza FC eyonjezza akabuga k’e Kajjansi ne Lweza mwe bava n'ekigendererwa okutumbula obuyonjo mu kitundu kyabwe.

Vipers etandise okwetegeker...

KIRAABU ya Vipers etandise na maanyi okwetegekera liigi ya sizoni ejja bw’etaddewo emipiira gy’omukwano esatu mu bbanga lya nnaku 10 zokka.

 Joseph Lwanga akulira okusaasaanya amawulire ga Vision Group ng’akwasa kapiteni wa Ogwanga FC ekikopo.

Bawangudde eza Vision Group

ABAWAGIZI ba Ogwanga FC eyatwaliddwa ng’ennafu katono bafe essanyu ttiimu yaabwe bwe yawangudde Lubega FC 4-3 (eza peneti) mu mpaka z'emipiira gy'abakozi...

 Vipers mu kutendekebwa e Kitende nga yeetegekera fayinolo ya Uganda Cup ne Onduparaka June 16 2016.(Ekif: Silvano Kibuuka)

Vipers ewera kuwuttula Ondu...

Vipers SC eyawangula liigi ya Azam omwaka oguwedde efunvubidde kusitukira mu kya Uganda Cup mu fayinolo gy’esamba ne Onduparaka okuva mu Arua ku Lwomukaaga...

 Muhammed Kiiza (mu kyenvu), Bulemeezi kw’esibidde olukoba okufuna obuwanguzi leero nga basisinkanye Bugerere gye balemagana nayo (0-0) mu gwasooka.

Bulemeezi ne Bugerere balwa...

OLUTALO lw’ani ava mu kibinja mu mpaka z'Amasaza luddamu leero (Ssande) ku bisaawe eby'enjawulo nga ttiimu zitandika lawundi eyookubiri.

 Abazannyi ba KCCA nga bajaganya gye buvuddeko

KCCA erumbye Vipers e Buikw...

OMUKISA gwokka omutendesi wa Vipers, George Nsimbe gw’alina okukakasizaako nti wa mugaso mu Vipers, alina kuwangula kikopo kya Uganda Cup ekya sizoni eno....

 Onyango ng'ali mu nsiike mu gw'ensimbi mu  ttiimu ye eya Mamelodi Sundowns

Onyango assuuse obuvune

ENKYA Lwamukaaga, abazannyi ba Cranes baakuyingira ekisaawe kya Francistown Sports Complex ekya Botswana nga bakimanyi nti bwe bakubwa bannyinimu, emikisa...

Cranes eyatandika nga basisinkanye Botswana e Namboole.

Obunnyogovu e Botswana buti...

WADDE nga Micho awera nga bw’agenda okufuna obuwanguzi ku Botswana, kyokka obunnyogovu obuli e Botswana bumutiisizza n’ategeeza nti bwandikosa n’abazannyi...

 Micho ng’akutte ggoolokipa Jamal Salim (ku kkono) ate ku ddyo, Joseph Ochaya asika ebinywa bya Melyvn mu kutendekebwa e Namboole wiiki ewedde.

Melvyn Lorenzen tannasalawo...

OMUTEEBI Melvyn Lorenzen ow’e Giramaani, tannasalawo ku ttiimu gy’agenda kuzannyira.

Ttiimu za Ssingo zikaabye

BANNASSINGO baakiguddeko ku wiikendi mu mpaka z’amasaza ga Buganda, bwe baalemeddwa okufuna essanyu okuva ku ttiimu zaabwe ey’abasajja n’ey’abakazi.

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)