TOP

Mupiira

 Onyango ng'ali mu nsiike mu gw'ensimbi mu  ttiimu ye eya Mamelodi Sundowns

Onyango assuuse obuvune

ENKYA Lwamukaaga, abazannyi ba Cranes baakuyingira ekisaawe kya Francistown Sports Complex ekya Botswana nga bakimanyi nti bwe bakubwa bannyinimu, emikisa...

Cranes eyatandika nga basisinkanye Botswana e Namboole.

Obunnyogovu e Botswana buti...

WADDE nga Micho awera nga bw’agenda okufuna obuwanguzi ku Botswana, kyokka obunnyogovu obuli e Botswana bumutiisizza n’ategeeza nti bwandikosa n’abazannyi...

 Micho ng’akutte ggoolokipa Jamal Salim (ku kkono) ate ku ddyo, Joseph Ochaya asika ebinywa bya Melyvn mu kutendekebwa e Namboole wiiki ewedde.

Melvyn Lorenzen tannasalawo...

OMUTEEBI Melvyn Lorenzen ow’e Giramaani, tannasalawo ku ttiimu gy’agenda kuzannyira.

Ttiimu za Ssingo zikaabye

BANNASSINGO baakiguddeko ku wiikendi mu mpaka z’amasaza ga Buganda, bwe baalemeddwa okufuna essanyu okuva ku ttiimu zaabwe ey’abasajja n’ey’abakazi.

Micho awadde Massa ekigezo ...

KAMPEYINI eziyise, ebbula lya ggoolo n’obutawangulira ku bugenyi bye bibadde biremesa Cranes obutagenda mu z’Afrika.

Onyango omukwasi wa ggoolo ya Cranes

Cranes esitudde terina mukw...

OMUPIIRA gwa Cranes ne Botswana gwa magaso nnyo eri Uganda kuba bw’eguwangula ate Burkina n’esumagira ku Comoros, ejja kulinnya ku ntikko y’ekibinja D...

 Abayizi ba Kubuli nga bajaganya n’ekikopo.

Kibuli erinnye mu likodi ya...

KIBULI SS yamezze St. Mary's Kitende ku fayinolo y'empaka za COPA Coca Cola ez'omupiira gw'amasomero ga siniya n’egiremesa okutuuka ku buwanguzi obw’omulundi...

 Malvyn Lorenzen

Ebya Malvyn okuzannyira Cra...

EMIKISA gya Malvyn Lorenzen ow’e Girimaani okuzannyira Cranes ku mupiira gwa Botswana gikendedde, oluvannyuma lw’ekitongole ekivunaanyizibwa okugaba paasipooti...

 Abalongo Wasswa ne Kato

Abalongo bacankalanyizza tt...

NG’EMPAKA z’amasaza zikyagenda mu maaso n’okutojjera ku bisaawe eby’enjawulo, NICHOLAS KALYANGO akuleetedde abalongo abazannyira Buluuli abazannyidde ttiimu...

Villa emezze Sadolin n'eggy...

SS WADDE nga baava dda ku kikopo, SC Villa yayongedde amaanyi mu lutalo lw’okulwanira ebifo bwe yawangudde Sadolin (2-1) ku Lwokutaano.

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)