Abavuzi ba ddigi 60 bakakasizza okwetaba mu mpaka ezinaaggulawo sizoni e Garuga
Nnakinku mu kuvulumula mmotoka, Ronald Ssebuguzi, yeewangulidde omufumbi w'ettooke
CHARLES Muhangi y’omu ku bannabyamizannyo abaali abettutumu ennyo mu myaka gy’e 90. Yali muvuzi wa mmotoka za mpaka kyokka nga n’omupiira agwenyigiramu...
‘Super lady’, Suzan Muwonge alabudde abavuzi ba mmotoka z’empaka nti omwaka gujja akomawo kulwanira ngule.
Abakungu ba mmotoka beeyawuddemu olw'obubonero obwaggyiddwa Ronald Ssebuguzi n'abavuzi abalala
Ronald Ssebuguzi, n'abavuzi ba mmotoka z'empaka abalala 15 basaliddwaako obubonero lwakulemererwa kugoberera mateeka
Bannayuganda abagenze e Busiika mu mpaka za ddigi baasigadde bamativu olw'obukodyo obwayoleseddwa Abagwira
Mick mu kiseera kino avugira mu Formula Three nga yaakawangula empaka za mirundi 6 ku 10
Ku myaka 15, Aviv Orland yakuvuganya ne bakafulu ba ddigi mu Uganda okuli taata we Barrack Orland.
Laawundi y'empaka za ddigi eyoomukaaga ku kalenda ya Uganda yakwetabwaamu abagwira 6.