TOP

Rally

Abavuzi 40 beesunze ez'akafubutuko

Abavuzi ba mmotoka z'empaka baweze okweriisa enfuufu mu mpaka z'akafubutuko

Lwakataaka azzeemu okuwangula ez'e Masaka...

KAFULU w’emmotoka z’empaka Ponsiano Lwakataaka amezze banne 40 omulundi ogwokubiri ogwomuddiringanwa mu mpaka za Tarvan Kick SMC Masaka Challenge Rally...

Obuvune bulemesezza Omar eza ddigi

Ali Omar ' Bobo' Asubiddwa empaka za ddigi ezigenda okubeera e Busiika ku Paasika.

Lwakataka alabudde banne ku z'e Masaka

Kafulu wa mmotoka, Ponsiano Lwakataka alabudde nga bw'agenda okuliisa banne enfuufu e Masaka

Baorland beefuze empaka za ddigi e Busiika...

Aboolugnanda ba Orland baliisizza banaabwe enfuufu mu mpaka za ddigi eza laawundi eyookubiri e Busiika

FMU ereese abuntu 250 kutangira bubenje

Mu mpaka za mirundi ebiri ezisembye mu baddemu obubenje. FMU omulundi guno esiira eritadde mu kulwanyisa bubenje.

Mangat avudde mu z'e Mukono lwa bizinensi...

Mu kifo kya Jas Mangat eyavudde mu mpaka olwa buzinesi, Hassan Alwi yagenda okusimbulwa nga nnamba 2 emabega wa Ronald Ssebuguzi.

Blick aleese Ssemakula mu kya Bakunda

Blick ne Ssemakula baliko bombi mu myaka gy’e 90 nga Blick avuga emmotoka ekika kya Toyota Supra era nga wiikendi ejja lwe bagenda okuddamu okutuula mu...

Aba ddigi beebugira ziggulawo sizoni

Abavuzi ba ddigi 60 bakakasizza okwetaba mu mpaka ezinaaggulawo sizoni e Garuga

Ronald Ssebuguzi awonye okugwa mu masiga...

Nnakinku mu kuvulumula mmotoka, Ronald Ssebuguzi, yeewangulidde omufumbi w'ettooke

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1

BUKEDDE FM