TOP

Rally

Owa mmotoka esikira ku mipiira ebiri awere...

Owa mmotoka esikira ku mipiira ebiri aweze nga bw'atagenda kukkiriza muntu yenna kwekiika mu kkubo lye ery'okusitukira mu ngule y'eggwanga

Ekiri e Busiika mu kibbiitu kya ddigi mu...

Ekiri e Busiika mu kibbiitu kya ddigi mu bifaananyi

Abanaasinga mu ddigi baakuyoola kavvu

Ku mitendera omunaana abavuzi kwe bagenda okuvuganyiza, buli gumu guliko ssente ez’enjawulo abavuzi ze bagenda okulwanira e Busiika

Vision Group edduukiridde aba ddigi

Kenneth OduKa, kituunzi wa Vision Group, agamba nti bakola ekisoboka okulaba nga batumbula omuzannyo gwa ddigi mu ggwanga.

Abayisirayiri beeweredde Bannayuganda

Nga bakatonnya ku kisaawe e Ntebe, Itay Wienberg ne Shay Ashkenazi bayimbye oluyimba lw’eggwanga lyabwe ne beebaza Katonda okutuuka obulungi mu Afrika....

Abayisirayiri bayingiddewo bawaga

Abavuzi ba ddigi okuva e Yisirayiri baayingiddewo ne bawera okukeesa Bannayuganda ddigi

Aba ddigi battunka leero

LEERO (Ssande), abavuzi ba ddigi bagenda kuttunka mu mpaka za laawundi eyoomukaaga ku kalenda eza 'Mouutain Dew Moto- Cross Championship' e Garuga. Oluvannyuma...

Kiggundu yeweredde Van Pee

Kiggundu y’omu ku bavuzi abavuganya Maxime Van Pee ku ngule y’omwaka guno ku mutendera ogw’abakafulu (MX1), yamulabudde okumumegera e Garuga.

Uganda eraze talanta ng'ekwata ekyokusatu...

Gift Sebuguzi, Asraf Mbabazi, Pascal Kasozi, Kreidah Nsubuga, Miguel Katende, Jonathan Katende, Liam Ntale, Stav Orland, Fortune Sentamu ne Waleed Omar...

Stav Orland ayagala kweddiza ngule.

"Wennakoma omwaka oguwedde we njagala okutandikira ne guno mu mpaka za Afrika."

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1