TOP

Rally

Ronald Ssebuguzi awonye okugwa mu masiga...

Nnakinku mu kuvulumula mmotoka, Ronald Ssebuguzi, yeewangulidde omufumbi w'ettooke

MUHANGI: Ab'emmotoka abalekedde eddibu

CHARLES Muhangi y’omu ku bannabyamizannyo abaali abettutumu ennyo mu myaka gy’e 90. Yali muvuzi wa mmotoka za mpaka kyokka nga n’omupiira agwenyigiramu...

Suzan Muwonge ajaguzza okuwangula NRC 2018...

‘Super lady’, Suzan Muwonge alabudde abavuzi ba mmotoka z’empaka nti omwaka gujja akomawo kulwanira ngule.

Obubonero bwawuddemu aba mmotoka

Abakungu ba mmotoka beeyawuddemu olw'obubonero obwaggyiddwa Ronald Ssebuguzi n'abavuzi abalala

Ssebuguzi asaliddwaako obubonero

Ronald Ssebuguzi, n'abavuzi ba mmotoka z'empaka abalala 15 basaliddwaako obubonero lwakulemererwa kugoberera mateeka

Abagwira balaze Bannayuganda obukodyo mu...

Bannayuganda abagenze e Busiika mu mpaka za ddigi baasigadde bamativu olw'obukodyo obwayoleseddwa Abagwira

Mutabani wa Michael Schumacher aba Ferrari...

Mick mu kiseera kino avugira mu Formula Three nga yaakawangula empaka za mirundi 6 ku 10

Aviv Orland avuddeyo okuvuganya bakafulu...

Ku myaka 15, Aviv Orland yakuvuganya ne bakafulu ba ddigi mu Uganda okuli taata we Barrack Orland.

Abagwira 6 bakuvuganya ne Bannayuganda mu...

Laawundi y'empaka za ddigi eyoomukaaga ku kalenda ya Uganda yakwetabwaamu abagwira 6.

Kabega obwanga obuzizza ku z'e Rwanda.

Oluvannyuma lw'okwata ekyokusatu mu mpaka za UMOSPOC Kabalega Rally,Musa Kabega kati ayagala kusitukira mu z'e Moutain Gorilla Rally.

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1