TOP
  • Home
  • Sanyuka ne wiikendi

Sanyuka Ne wiikendi

Lutalo ne Sheebah beeraga leero eryanyi

ABAYIMBI David Lutalo ne Sheebah Karungi bamazeeko 2018 n’okuyingira 2019 nga bookya mu kukuba omuziki. Kyokka waliwo okukubagana empawa mu bantu nga beebuuza...

Engeri abantu gye beeyiwa e Mulungu okulya...

ONOONYA ssanyu lya ku nsi erikyakubuze? Olina situleesi oba ensi ekuzimbiridde. Alina mmotoka gikube ekisumuluzo, owa pikipiki gisambe naawe ow’ebigere...

Mesach akaabira maama w’abaana adde awaka...

MUNNANGE komawo, komawo eka ofumbe, nzikkirizza nakusobya naye mukwano nneetonze obw’omu buluma, obw’omu bubowa, enju etama. Munnange nzikkirizza nagwa...

Erio Disk afulumizza akapya mw'asabira muninkini...

Omuyimbi Jumah Mugwanya eyeeyita Erio Disk asabye omuwala gwe yafunye okumwongera ku laavu kubanga emukolera nga ddagala erimuwonya endwadde ‘‘ekiwuubaalo’’....

Gavumenti ereeta amateeka amakakali ku bayimbi...

Amateeka gavumenti g’ereeta okulung’amya ensiike y’okuyimba gasattiza abayimbi. Waliwo abatandise okuyomba nga bagamba nti gagendereddwamu kubalemesa kukola...

Karole Kasita aleese 'Yaka' n'awera

Omuyimbi omuto Carol Namulindwa amanyiddwa nga Karole Kasita asabuukuludde akayimba ke akapya k'atuumye 'Yaka' mw'aboyaanira olwa kabiite we amukubya Yaka...

Olutalo lwa Chameleon ne Balam lusajjuse:...

OMUTEGESI w’ebivvulu, Balaam Barugahara amanyiddwa nga Ssaabavvulu alayidde obutaddamu kukolagana n’omuyimbi Jose Chameleone okuggyako nga yeetondedde...

Ebyayambye Abenakyo okussaawo likodi mu mpaka...

NNALULUNGI wa Uganda Quiin Abenakyo atikkiddwa engule ya Nnalulungi wa Ssemazinga wa Afrika mu mpaka za Nnalulungi w’ensi yonna (Miss World) mwe yakoledde...

Ebigambo by’abantu tebisobola kunzigya ku...

NG’AJAGUZA emyaka egisoba mu 20 ng’akuba omuziki, Joseph Mayanja amanyiddwa nga Jose Chameleone agamba nti Katonda yekka y’amanyi ddi lw’aliva ku kuyimba...

Omuyimbi omuto Mikah Baby azze kuvuganya...

“W'otali nze mpulira bubi, w'otali nze nfa..simanyi ova wakanda” bye bimu ku bigambo ebiri mu luyimba lwa Mikah Baby, omuyimbi omuto olumanyiddwa nga “Wotaali”...

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1

BUKEDDE FM