TOP
  • Home
  • Sanyuka ne wiikendi

Sanyuka Ne wiikendi

Martin Sseku entujjo y'okujaguza emyaka 20...

MARTIN Sseku omuyimbi w’ennyimba z’eddiini asoosootodde ekivvulu mwagenda okuyimbira ennyimba ze eziryowa omwoyo.

Omuziki gwe tugenda okubakubira gwa kyasa...

LEERO bbinu ku Freedom City e Najjanankumbi. Abayimbi b’ekibiina kya B2C okuli: Peterson Ssali (Bobby Lash), Julius Kasagga eyeeyita Delivad Julio ne Richard...

Ebbinu lya Nyege Nyege: Abadigize baakumala...

ABANYUMIRWA entujjo ya Nyege Nyege basugumbiza ng’akimezezza okw’enjala, Gavumenti bw’ekkirizza egende mu maaso oluvannyuma lwa minisita akwasisa empisa,...

Bannayuganda mukuume emirembe

Irene Mirembe Kayemba akubye oluyimba olukubiriza Bannayuganda okukuuma emirembe nga bagoberera amateeka.

Ekivvulu kya B2C kiri mu ggiya

ENTEEKATEEKA z’ekivvulu ky’abayimbi b’ekibiina kya B2C okuli: Peterson Ssali (Bobby Lash), Julius Kasagga eyeeyita Delivad Julio ne Richard Mugisha amanyiddwa...

Ow'e Mayuge - Busoga awangudde obwannalulungi...

“Ekitiibwa n’ettendo mbiddiza Mukama Katonda ansobozesezza okuwangula. Era neebaza bazadde bange olw’obuwagizi bwe bampadde. Abawala bwe tuvuganyizza ffena...

Sharita Mazzimawanvu ayanjudde omusajja omulala...

Sharita Mazzimawanvu akiggadde! Wayise akabanga ng’amaze okwezza ku mudaala era babadde bamulambula nga naye bwe yeetegereza era kati alabika atuuse okuguvaako.Akyazizza...

Abawagizi ba Chris Evans bamutaganjudde omutwe...

EBYA Chris Evans n’abawagizibe byafuuse nga bya Yesu abakkiriza bwe baamusaba asooke abalage ku biwundu bakakase oba ye ye gwe baakomerera ku musaalaba....

Omuyimbi Brown Shugar alumiriza muninkini...

ENSONGA za pulomoota w’abayimbi Sipapa (Charles Olim) owa ‘SIPAPA Entertainment’ okukuba mukyala we omuyimbi Brown Shugar tezinnaggwa!

Faridah Nakazibwe akyazizza bba mu nkukutu...

Omukolo baagukoze mu kyama nnyo olw’okwekengera abantu abaabadde baagala okugutabula era bangi ku booluganda lwa Nakazibwe ne Dr. Ssali omukolo bagutegedde...

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1

BUKEDDE FM