LEERO kigenda kutokota si kisaanikire ku Club Obligatto ng’omuyimbi Hajji Haruna Mubiru akuba abawagizi be emikizi n’okubasoosootolera ennyimba ze empya...
Kazibwe Kapo ‘Ow’emmundu ku ggombolola’ by’ayimba tabissa mu nkola? : Yasuubizza abakazi 2 embaga omuli ne nkubakyeyo eyeekyaye n'amulangira obwenzi
Abayimbi abamannya beeyiye mu kifo kya Hakuna Mataata e Naluvule –Wakiso ekyabadde kiggulwawo mu butongole ku Easter Sunday eggulo.
ABAYIMBI ba Morgan Heritage bakubye omuziki ogubatabudde abantu abamu ne baba ng’abalina bye bagunyweereddeko okuguwereekereza okukkakkana nga buli omu...
BWE yasirika emyaka ebiri kati, abatamwagala baagamba nti aweddemu wabula n’abaanukula nti ye tayimbira ku puleesa era alina ky’afumba.
Omwogezi wa poliisi mu ggwanga, Andrew Felix Kaweesi, eggulo ku Lwokuna nga tebannamukuba masaasi agamusse yategeezezza nga mutabani wa Black bwe yazuuliddwa...
ZIZA Bafana akubye omuziki ogucamudde Gen. Kale Kayihura n'asaba abagagga ba Kwagalana okuteekamu ssente kimuyambeko n'okutumbula ekitone kye .
Ow'empologoma , nga mweyogerera ebiwanvu n’eyali maneja wo nga kati omuyimbi, Vinka! mufa ki?
Ebyana Ebinyarwanda kata biremese omuyimbi Geosteady okulya mu ndago bwe byamusazeeko ku siteegi ng'ayimba oluyimba lwe 'Owooma' olw'Ekinyarwanda lwe yakoze...
ABAYIMBI ba Easy Life okuli; Vj Kiwa owa Bukedde TV ne munne Janny Ways baleese akayimba ke batuumye Nsaba Time ke baayimbidde mu situdiyo za Monstar ewa...