TOP
  • Home
  • Sanyuka ne wiikendi

Sanyuka Ne wiikendi

Omuvubuka akutte Princess Amirah mu kiwato...

PRINCESS Amirah eyeegulidde erinnya mu kuyimba ennyimba z’omukwano, omuvubuka amukutte mu kiwato ne yeesika!

Bella Mubiru awaanye omulenzi we

BELLA Mubiru oluwangudde engule y’omuyimbi asinga mu Bannayuganda ababeera ebweru, (Best Artist in the Diaspora) mu mpaka za Uganda Entertainment Awards...

Okulemera ku nsonga kinfudde omuwanguzi -...

MU 1994, omuyimbi Geoffrey Lutaaya yeegatta ku Umar Katumba owa Emitoes Band. Olwo yali asoma Kololo High mu S2.

Desire Luzinda aseeseetudde emyaka ng’ajaguza...

Oluvannyuma lw’emyaka ena ng’asibidde ku myaka 25, kyaddaaki omuyimbi Desire Luzinda eyakazibwaako erya ‘kitone’ aseeseetuse nga kati awezezza emyaka 26....

Lutaaya ayimbye ku kyasa ky’abaana abalya...

Geoffrey Lutaaya ne Irene Namatovu abakulira ekibiina kya Da Nu Eagles bawaga. Beewaanye nga bwe bawambye ekisaawe ky’okuyimba mu 2016 nga kati bali ku...

Byanabiwala byetiriboosezza mu bugoye bwa...

BYANABIWALA ebyamyuka ebithambi ng’amatungulu byetiriboosezza emibiri ng’ebiwendule mu mpaka z’abayimbi abato katono abasajja batugibwe amalusu mu malokooli...

Saha akomyewo ne ‘Mwana ggwe’

OLUVANNYUMA lw’ekiseera ng’asiriikiridde, omuyimbi King Saha agamba akomyewo ‘naloo’ (na maanyi) era ku mulundi guno ayagala kusibira ku ntikko y’abasinga...

Sweet Cool ayogedde engeri gye basuula abayimbi...

Mwana mulenzi Sweet Cool (Brian Kyobe) ayimbye ku ngeri abayimbi gye bagwa ne bava ku maapu.

Okuyimba ne Chamili kwantunda -Melody

ABASINGA obungi bw’oyogera erinnya lye bayinza obutamutegeera kubanga bamanyi luyimba lwe okusinga erinnya lye.

Bassizza abasajja amabbabbanyi mu mpaka...

ABAKAZI abakolera mu akeedi z'e Kampala beeyiye ku Sports bbiici eNtebe ne batandika okulya obulamu ku kabaga kaabwe ke baatuumye Damage Party mwe baayambalidde...

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1