OMUYIMBI okuva e Sudan eyeeyita Mr. Independent ayingiddewo. Agamba nti azze kuvuganya bayimbi ba wano oluvannyuma lw’okudduka e Sudan olw’olutalo oluyinda....
Bebe Cool amwanukudde: Oyo Sizzaman antambulirako naye ky’anoonya ajja kukifuna. Anvunaana okuddamu oluyimba lwa Omudiribada naye ky’alina okumanya nti...
PRINCESS Amirah eyeegulidde erinnya mu kuyimba ennyimba z’omukwano, omuvubuka amukutte mu kiwato ne yeesika!
BELLA Mubiru oluwangudde engule y’omuyimbi asinga mu Bannayuganda ababeera ebweru, (Best Artist in the Diaspora) mu mpaka za Uganda Entertainment Awards...
MU 1994, omuyimbi Geoffrey Lutaaya yeegatta ku Umar Katumba owa Emitoes Band. Olwo yali asoma Kololo High mu S2.
Oluvannyuma lw’emyaka ena ng’asibidde ku myaka 25, kyaddaaki omuyimbi Desire Luzinda eyakazibwaako erya ‘kitone’ aseeseetuse nga kati awezezza emyaka 26....
Geoffrey Lutaaya ne Irene Namatovu abakulira ekibiina kya Da Nu Eagles bawaga. Beewaanye nga bwe bawambye ekisaawe ky’okuyimba mu 2016 nga kati bali ku...
BYANABIWALA ebyamyuka ebithambi ng’amatungulu byetiriboosezza emibiri ng’ebiwendule mu mpaka z’abayimbi abato katono abasajja batugibwe amalusu mu malokooli...
OLUVANNYUMA lw’ekiseera ng’asiriikiridde, omuyimbi King Saha agamba akomyewo ‘naloo’ (na maanyi) era ku mulundi guno ayagala kusibira ku ntikko y’abasinga...
Mwana mulenzi Sweet Cool (Brian Kyobe) ayimbye ku ngeri abayimbi gye bagwa ne bava ku maapu.