OMUYIMBI David Lutalo ayongedde okukakasa nti myuziki we kati amututte ku ddaala eddala bw’akubidde Bannayuganda bankubakyeyo abakolera mu mawanga g’omu...
OLUTALO lubaluseewo wakati w’abayimbi basatu okuli; Sheebah Kalungi, Ziza Bafana ne Lil Pazo ng’entabwe evudde ku luyimba.
Omuyimbi wa kadongokamu, Willy Mukaabya alabudde muyimbi munne Daxx Kartel eyamuyimbako nti 'Baamuzaala mu bbaala' nti era akuze, Mukaabya ky'ayise okumutyoboola...
OLULIMI lutonzi! Oluvannyuma lw’emyaka munaana ebigambo n’ebikolimo omuyimbi Henry Tigan bye yagamba Suudiman (eyali pulomoota we) nga batabuse byandiba...
MATTHIAS Walukagga agaanyi okuddamu okukola ne Fred Ssebbaale n’akimusaako nti mutabuzi.
Omugaga SK Mbuga awaanye mukazi we omupya Angella Viviene Birungi okuba ow'enjawulo
Omuyimbi Victor Kamenyo omwana wa Geosteady amutanudde n'awera okwongeza omuliro naye afune omusika.
NG’OGGYEEKO okusaba e Namugongo, abantu abamu olunaku lw’Abajulizi baasazeewo okulujaguza mu sitayiro. Abantu abamu leero baakusula mu ngatto nga babinuka...
IRENE Ntale asabbalazza abasajja b’e Kansanga ku Beverlly Hills ne bamusalako ku siteegi.
Eyali muganzi wa Big Eye bamusabye okuyimba akayimba k’eyali bba n’atabuka.