Omuyimbi eyeewulira amaanyi anneeyimbemu Dr. Jose Chameleon akubye ab’e Mukono omuziki ne bamatira.
OMUYIMBI Bebe Cool omuziki agututte ku ddaala eddala.
Amazina ga Roden Y Kabako, mutabani wa Jeff Kiwa gatadde abadigize ku bunkenke ne bamwesega ku siteegi olw'engeri bakira gy'azinamu.
Omudigize akute ku Sheebah Karungi ku kabina n'amujja mu mbeera n'agana okulinnya ku siteegi okutuusa nga bakanyama bamwetooloodde.
Ng’oggyeko okuvuga mmotoka ez’ebbeeyi, okukasuka ssente n’okucakaza abantu ssaako okubagabula omwenge mu bbaala ez’enjawulo buli lw’ayingirawo, Ssemwanga...
ABAMU ku bacakaze ababadde balya ku ssente za Ivan Ssemwanga na kati bakyamutenda ekisa.
ABAYIMBI be bamu ku bassereebu abatambulira mu bulamu obw’okwejalabya n’obulamu obw’ekikungu.
Ebigambo abiyisizza mu luyimba lw'atuumye "Kambite"
Omwogezi wa poliisi mu Kampala n’emiriraano, Emilian Kayima yategeezezza Bukedde nti, okukwata Pemba kyaddiridde Omuzungu gw’abadde akolagana naye okwekubira...
EFUUSE nkola ya buli muyimbi mu Uganda okufunayo omwagalwa nga nkubakyeyo.