TOP
  • Home
  • Sanyuka ne wikendi

Sanyuka ne wikendi

Spice Diana yeekoze obusolosolo mu bbaala...

Spice Diana yeekoze obusolosolo mu bbaala

Muwala wa Kusasira amatira Rema okusinga...

MUWALA wa Kusasira kirabika asinga kumatira muyimbi Rema Namakula. Bwe yaweereddwa omukisa okwogera eri abazze okumujagulizaako yagambye nti “Kusasira...

John Blaq ayimba ‘Tukonekitinge’ anyumizza...

BW’OMUWULIRA engeri gy’afukumulamu ebigambo nga bw’abinyoola ate ng’alinga abirya oyinza okulowooza mwana muto y’adoodooma oba omuntu omukulu ayiga okuyimba....

By'obadde tomanyi ku muyimbi John Blaq aliko...

Amannya ge ye John Kasadha 22. Mutabani w’Omw. Musa Waiswa Zidoolo ow’e Iganga ne Annet Nabirye ow’e Jinja.

Cindy Ssanyu ne Sheebah bayomba: Beerangidde...

OLUTALO wakati Sheebah Karungi ne Cindy Ssanyu nga buli omu yeewaana nga bw’asinga munne okukuba emiziki n’obuganzi mu bantu lwongedde okulanda.

Mesach akaabira maama w’abaana adde awaka...

MUNNANGE komawo, komawo eka ofumbe, nzikkirizza nakusobya naye mukwano nneetonze obw’omu buluma, obw’omu bubowa, enju etama. Munnange nzikkirizza nagwa...

Gavumenti ereeta amateeka amakakali ku bayimbi...

Amateeka gavumenti g’ereeta okulung’amya ensiike y’okuyimba gasattiza abayimbi. Waliwo abatandise okuyomba nga bagamba nti gagendereddwamu kubalemesa kukola...

Karole Kasita aleese 'Yaka' n'awera

Omuyimbi omuto Carol Namulindwa amanyiddwa nga Karole Kasita asabuukuludde akayimba ke akapya k'atuumye 'Yaka' mw'aboyaanira olwa kabiite we amukubya Yaka...

Olutalo lwa Chameleon ne Balam lusajjuse:...

OMUTEGESI w’ebivvulu, Balaam Barugahara amanyiddwa nga Ssaabavvulu alayidde obutaddamu kukolagana n’omuyimbi Jose Chameleone okuggyako nga yeetondedde...

Ebyayambye Abenakyo okussaawo likodi mu mpaka...

NNALULUNGI wa Uganda Quiin Abenakyo atikkiddwa engule ya Nnalulungi wa Ssemazinga wa Afrika mu mpaka za Nnalulungi w’ensi yonna (Miss World) mwe yakoledde...

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1

BUKEDDE FM