TOP
  • Home
  • Sanyuka ne wikendi

Sanyuka ne wikendi

Abassama baakyekoze mu Club Guvnor

BA “NKUBAKYEYO” beeyiye mu Club Guvnor esangibwa mu kibangirizi ky’amakolero ku Lwokuna ekiro ku kabaga akaatumiddwa ‘White party’

Yambala langi ezinyuma mu sizoni ya Kulisimaasi...

NGA weetegekera Ssekukulu eno, kikulu olowooze ku langi ezinaanyuma naddala nga mugenze okudigida, mu ssinzizo oba mu kifo ekirala kyonna.

Bebe Cool akubye abawala abamubanja

ABAWALA abalumiriza okubanja omuyimbi Bebe Cool abakubye empi n’agakonde ne basigala nga banyiga biwundu.

Namubiru attottodde ebimunobezza ew’Omuzungu...

OMUYIMBI Iryn Namubiru attottodde by’ayiseemu ne bba Omuzungu ebimuwalirizza okunoba era n’awera nga bw’atagenda kumuddira.

Bankubakyeyo baleese ssente bacankalanye...

Omwaka nga guggwako Kampala azidibwa "Abasama" ddala wama ekibuga nekifuna enkuba empya!

Vidiyo ya Mayinja etadde Aisha ku bunkenke...

Mukyala w''omuyimbi Ronald Mayinja ''yeesise" ng''alabye vidiyo y''oluyimba lwa bba gye yakutte ne kyana ekya buulukuka!

Iryn Namubiru; Buubuno obugagga bw’afunye...

OMUYIMBI Iyrn Namubiru agenze okwawukana ne bba Omufaransa gw’alinamu abaana babiri nga agagawadde.

Bba wa Iryn amulumirizza obutamulaga mukwano...

EBYAMA ku nsonga ezitabula omuyimbi Iryn Namubiru ne bba omuzungu gw’alumiriza nti kati amwewerera kumutta, byongedde okuvaayo.

Ebivvulu bya Bebe binsaze - Balaam

MBADDE nnaaludde okukola ekivvulu ne kinsala. Naye loosi gye nnakoze mu bivvulu bya Bebe Cool wiiki ewedde yasusse...

Omuyimbi Iryn Namubiru alwanye ne bba

OMUYIMBI Irene Namubiru atutte bba Omufulansa ku Poliisi, ng''amulumiriza okumukuba n''amutusaako ebisago.

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1

BUKEDDE FM