BULI ntandikwa ebeera n’enkomerero. Naye n’enkomerero ya bawala ba Black abamu be baali bakazizzaako erya bawolole bangi bafundikidde bayagga.
BEBE COOL NE EVANS E MAKINDYE Ekibanyi kigenda kugwa n’amenvu ku Prestigie Hotel e Makindye ku Paasika nga ssekawere ‘munene munene’ Bebe Cool attunka...
BAVUBUKA bato, ssente ze balina teziriiko agamba era bwe batuuka mu bifo ebisanyukirwamu ssente bazirya nga buuma bwa kasooli.
OMUYIMBI wa Eagles Production Stecia Mayanja era ng’aweereza pulogulaamu ya ‘Kulya Cash’ ku Bukedde Ttivvi ali mu keetereekerero ka kutongoza entambi ze...
NGA Bannayuganda beeteekerateekera okukuza ameefuga ga Uganda aga 50 nga October 9, 2012 eggwanga liyise mu buzibu n’essanyu lingi.
OMWAKA 2011, gw’atandika na mmaanyi mu by’ennyimba abayimbi abamu bwe batuuka n’okukayaanira lonki nga buli omu agamba nti olulwe lwe lusinga.
MUYIMBI, muzannyi wa Katemba, awandiika emizannyo ne firimu n’okuzitendeka. Azannye firimu nga Strength of a Stranger, Tendo Sisters, Down this Road I...
Mesach Sseamakula owa Eagles. Yagambye nti Ssekukkulu y’omwaka guno agiriira ku Calender Hotel e Makindye n’aba Eagles nga basanyusa abantu.
EKIMU ku bintu ebisinga okucamula abawagizi ba Moses Golola bye bigambo byakozesa naddala ng’awera ‘okuttira’ omuntu mu miguwa.
OBUBENJE obuva ku baddereeva abavuga nga batamidde bungi kuba bangi bakozesa ebiragalalagala n’okunywa omwenge oba obitamiiza ebirala.