Nze Slyvia Nabasumba 22. Engeri gye ntawaanyeemu n’abasajja ku myaka emimpi gye nnina ntuuse okulowooza nti osanga sibalinaamu mukisa. Mu 2014 nafuna omusajja...
Ssenga ndi mukazi naye ndabika ndiko ekikyamu kuba sirina musajja ambiita. Ssenga nnyamba.
Kisoboka omuntu okumala emyezi ebiri ng’agenda mu nsonga ate ng’ali lubuto? Oba omukyala ayinza obutagenda mu nsonga okumala emyezi ebiri nga tali lubuto?...
OKUBUDAABUDA abaana obwongo kati kya nsonga olwa Covid-19 n’okulonda bye tuyiseemu.
OMWANA ow’obuvunaanyizibwa y’oyo aweesa bazadde be ekitiibwa ng’akuze olw’ebikolwa bye by’akola ebyobuvunaanyizibwa era bye bivaako ensi okumwaniriza n’okumwogerako...
NZE Winnie Nakanyike 25 mbeera Kawempe, nnina omwana omu, nsiba nviiri. Nnoonya mwami eyakolamu nga ssi mukonoggaamu, akola, eyazimba, wa myaka 30 n'okweyongerayo....
BATABANI ne bawala bange mukulikeeyo mu kalulu. Emirundi egisinga bwe wabaawo okulonda amaka gatera okufuna enjawukana nga kiva ku kuwagira ebibiina eby’enjawulo...
NZE Peter Mugisha, mbeera wano mu Kampala era mwe nkolera emirimu gyange. Ekikulu kya byonna, ndi musajja mulokole akkiririza ennyo mu Katonda. Bwe ntunuulira...
Ssenga nasobezza muganzi wange naye saakikoze mu bugenderevu. Yajja awaka nga simanyi kubanga teyah− hamba. Kyokka yali tajjangayo, nalaba boda naye nali...
NG'OKIMANYI oli mufumbo tekiba kya buvunaanyizibwa kulagirira muganzi wo awaka. Oba tolina njawulo na mutemu. Nze Vincent Ssennyange 45, mbeera Kanyanya....