TOP

Ssenga

Eyannyanjula yanzirukako mu mwezi gumu

EBY’OMUKWANO bizibu kuba oyinza okwemaliza munno kyokka n’akuyiwa nga tewali na nsonga nnambulukufu gy’awa!

Sifuna bwagazi nga ndi n’omulenzi okwetegekera...

Nnina muganzi wange naye bwe tubeera ffenna mu nsonga z’omukwano sifuna bwagazi so nga ye abufuna mangu. Kino kiva ku ki? Nze Rehema e Jinja.

Buli lwe nafunanga olubuto nga baze adduka...

OMUSAJJA eyansuubiza okunjagala mu bulungi ne mu bubi bwe nafunanga olubuto ng’andekawo era bwe naweza abaana omusanvu saddamu kumulaba.

Mbulwa apetayiti enyumya akaboozi

LWAKI buli lwe ηηenda n’omusajja yenna mu kaboozi ak’ekikulu ng’obwagazi bumbula?

Ono anneerabizza amaziga ga mukyala wange...

EKIGWO ekimu tekirobera muto kutambula, bwe nafi irwa mukyala wange eyasooka ne ndowooza nti siriddamu kuwasa kuba kyankuba wala naye nafuna omukyala omulala...

Okubuulirira abaana abalenzi: Tosuulirira...

GYEBALEKO Frank. Munno abadde wano n‛ambuulira nti okusasula fi izi wakuvaako ng‛omugamba nti kasita naye akola. Era n‛aηηamba nti n‛oluusi omukuba era...

Ntya okukwana abawala

Ekizibu kye nnina kya nsonyi ate nga ndi muvubuka wa myaka 21. Ntya n’okugamba ku muwala yenna. Ssenga nsaba kunnyamba kuba ndaba kino kye kiseera. Omuwala...

Ebbaluwa ya Ssenga: Omuze gw’okumma abagenyi...

KITUUFU abagenyi bwe bakyala ewuwo tojjula mmere era oluusi emmere mugiriira mu kisenge n‛abaana bo. Ate ng‛omusajja emmere agigula.

Oweewange alwawo okufuna obwagazi

KIVA ku ki omukazi n’akutawaanya ng’agaanyi ate agenda okukkiriza nga gwe okooye?

Omutima gutya eby’okwegatta

NNINA emyaka 19, seegattangako na musajja naye nnina obuzibu. Waliwo omulenzi agezaako okunsikiriza tugende mu kazannyo ate kati mpulira ng’omubiri gwagala...

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1

BUKEDDE FM