TOP

Abanoonya

Omukazi alina ettutumu ng’oli wa bbeeyi nkooneraako...

Nneetaaga mukyala ow’obuvunaanyizibwa, alina ettutumu, ow’ebbeeyi omusawo, omubaka wa palamenti, looya n'abalala. Njagala wa myaka 30 n’okweyongerayo....

Njagala eyeetegese okuwasa

Nneetaaga omwami okuva ku myaka 40 n’okweyongerayo, atya Katonda, alina empisa nga mwetegefu okukola obufumbo n'okwekebeza omusaayi.

Alina laavu ng’onoonfunira omulimu oli wa?...

Nneetaaga omwami asobola okundabirira n'omwana wange, alina empisa, laavu, anaanfunira omulimu nga mwetegefu okugenda ewaffe n'okwekebeza omusaayi nga...

Nnoonya omukyala omwesimbu ananzaalira

Noonya mukyala ananzaalira nga munene, omwesimbu, asobola okunyongerako ssente mu bizinensi yange ne nsobola okugaziwa nga wa myaka 20 ne 35.

Nnoonya mukazi alina empisa

Nneetaaga omukyala asobola okunyambako okutumbula ekitone kyange ng’alina empisa.

Nsinga kwagala musajja Muzungu amanyi omukwano...

Okusinga nneetaaga mwami Muzungu kuba bamanyi omukwano, ali wakati w’emyaka 27- 50, alina empisa, afaayo, alina ku ssente anankuba embaga.

Abakazi bakooye ekiwuubaalo banoonya basajja...

Abakazi bakooye empewo y'ekiro baagala basajja babamaleko ekiwuubaalo.

Nnoonya omwami atayogera

Njagala omwami nga naye tayogera bwe tusobola okufaanaganya embeera, alina eddiini okusinga nga Mulokole kuba nange ndi Mulokole oba Omukulisitaayo nga...

Omwami asobola okunfunira eky’okukola oli...

Njagala omwami omweru, ali wakati w’emyaka 29-35, akola asobola okunfunira eky'okukola, omwetegefu okwekebeza omusaayi. Bakufunye batya? Bakube 0706582208....

Nnoonya omwami munnakibuga

Nnetaaga omwaami asobola okundaga omukwano, alina empisa ng'abeera mu kibuga okuva ku myaka 30-35 ate nga takozesa bitamiiza. Atekeddwa okubeera nga yazimba...

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1

BUKEDDE FM