TOP

Abanoonya

Njagala omusajja alina ku s...

Njagala omusajja ali wakati w’emyaka 30-60, akola, alina ku ssente kubanga nange siri bubi. Njagala nga muwanvu ate nga munene. Ateekwa okuba nga mwetegefu...

Ow'essente ng'omanyi omukwa...

Nneetaaga alina ku ssente, akola, amanyi omukwano, afaayo, alina empisa ng’ali wakati w’emyaka 30 ne 35.

Omukazi alina ettutumu ng'o...

Nneetaaga mukyala ow’obuvunaanyizibwa, alina ettutumu, ow’ebbeeyi omusawo, omubaka wa palamenti, looya n'abalala. Njagala wa myaka 30 n’okweyongerayo....

 Amannya ggwe ani? Maria Nambaziira

Njagala eyeetegese okuwasa

Nneetaaga omwami okuva ku myaka 40 n’okweyongerayo, atya Katonda, alina empisa nga mwetegefu okukola obufumbo n'okwekebeza omusaayi.

Alina laavu ng'onoonfunira ...

Nneetaaga omwami asobola okundabirira n'omwana wange, alina empisa, laavu, anaanfunira omulimu nga mwetegefu okugenda ewaffe n'okwekebeza omusaayi nga...

Nnoonya omukyala omwesimbu ...

Noonya mukyala ananzaalira nga munene, omwesimbu, asobola okunyongerako ssente mu bizinensi yange ne nsobola okugaziwa nga wa myaka 20 ne 35.

Nnoonya mukazi alina empisa

Nneetaaga omukyala asobola okunyambako okutumbula ekitone kyange ng’alina empisa.

Nsinga kwagala musajja Muzu...

Okusinga nneetaaga mwami Muzungu kuba bamanyi omukwano, ali wakati w’emyaka 27- 50, alina empisa, afaayo, alina ku ssente anankuba embaga.

 Maama weebale kwaka? Weebale kusiima. Endabikayo ogikuuma otya? Obulungi kwefaako. Kiki ekisinga okusumbuwa? Ekizibu kye nnina kya butabeera na musajja. Mpozzi ggwe ani? Nze Maria Nakyanzi  Obeera wa? Mbeera Wakiso. Olina abaana bameka? Nnina basatu. Weetaaga omwami alina bisaanyizo ki? Nneetaaga omwami ow'obuvunaanyizibwa ng'ali ku ddagala lya ARVS ng'alabika bulungi, eyazimba, alina omulimu ate bw’aba yeevuga abeera ankolera nnyo. Bakufunye batya? Bakube ssimu 0757912412.

Abakazi bakooye ekiwuubaalo...

Abakazi bakooye empewo y'ekiro baagala basajja babamaleko ekiwuubaalo.

Nnoonya omwami atayogera

Njagala omwami nga naye tayogera bwe tusobola okufaanaganya embeera, alina eddiini okusinga nga Mulokole kuba nange ndi Mulokole oba Omukulisitaayo nga...

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)