NZE Maria, nina emyaka 30. Nnoonya omusajja ow’emyaka 40-60. Kuba 0703056931.
Njagala mwami ng'alabika bulungi, muyonjo, alina ku ssente, amanyi omukwano, atasussa baana basatu ate nga mwetegefu okwekebeza omusaayi.
Njagala omukyala alina ku ssente, amanyi omukwano, ng’ali wakati w’emyaka 20-30, talina siriimu kuba nange ndi mulamu.
Kati oyagala mukazi atya? Eyeetegese okukola obufumbo, ow’obuvunaanyizibwa, alina ne ku ssente anaasobola okunyambako okutumbula ekitone kyange, atasussa...
Oyagala mwami alina bisaanyizo ki? Njagala omwami atazaalangako, alina eddiini, omwetegefu okugenda mu bakadde bange, asobola okunfunira omulimu kuba...
Njagala omwetegefu okwekebeza omusaayi, okugenda mu bazadde sifuddeeyo oba alina abaana.
Njagala anannyamba okutumbula ekitone kyange eky’okuyimba nga wa buvunaanyizibwa.
EYALABIKIRA mu banoonya ku Bukedde Ttivvi essanyu lyalina lya mwooki wa ggonja olw’okufuna omukazi.
Njagala eyeetegese okukola obufumbo, alina empisa n’omulimu gw’obuvunaanyizibwa okuva ku myaka 30 n’okweyongerayo.
Oyagala omwami alina bisaanyizo ki? Okusinga njagala omwami muwanvu, eyazimba, eyeevuga, afaayo ng’alina empisa. Bakufunye batya?