Saagala kwegatta na mwami wange, ate nga mmwagala bulungi nnyo. Nnali sirina kizibu kino naye omwaka guno nalekera awo okulwala, bakyala bannange ne baηηamba...
Ssenga nnina abaana basatu era ndi mufumbo naye nkimanyi nti abaana bonna si ba mwami wange. Mbadde mu bufumbo nga buzibu ddala nga tewali ssente ate ng’omwami...
Ssenga, mukyala wange simutegeera bulungi. Okusookera ddala yali mukyala muwulize naye kati tawulira n’akamu. Bw’omugambako ng’atandika okuyomba. Mbadde...
Ssenga bwe nafuna olubuto kandida yagaana okugenda, nkoze ntya, kubanga kati buli kiseera mbeera mu kwetakula olwa kandida. Taakose mwana mu lubuto?
Muggya wange asusse okunvuma buli lw'ansanga ate ng'annumaba wange. Buli lwe mbuulira omwami waffe agamba nti mwesonyiwe naye mpulira nkooye.
OMUKYALA owoolubuto yeegatta okutuusa ku myezi emeka? Nze ndi lubuto lwa myezi musanvu naye twegatta n’omwami wange nga bulijjo era sirina kye mpulira...
SSENGA ndi mukyala ow’ebbaali naye njagala kufuuka mukyala nnamba emu ng’omwami wange teyantogoza wabula ampita ne twegatta n’ampa ne ku ssente. Ssenga...
Nafuna omuwala naye n’andekawo n’agenda ewaabwe. Teyahhamba nti ankyaye naye nsuubira okugenda ewaabwe okumukima kubanga nnali mmwagala nnyo. Namukubiranga...
omwami n’abaana basatu. Omwana owookusatu si wa mwami naye kirabika atandise okuwulira olugambo. Jjuuzi yang'amba nti ayagala abaana bonna kubatwala mu...
Mukyala wange yagenda kulya Ssekukkulu naye takomawo! Waliwo abangamba nti bamulaba mu kibuga. Nkole ntya?musas