SSENGA, obusajja bwange butono nnyo
Nazaalako naye ssimalangamu ku kagoba
SSENGA nsaba kundagirira ku ddagala eryongera ku balongo.
BAZE tayagala kulabirira baana ate ayagala twongere okuzaala.
Omukazi ono ansobedde takyampuliriza nga bwe gwali nga twakalabagana.
Ekizibu ekiri mu maka gange simanyi ngeri gye ng’enda kukivvuunukamu. Mukyala wange mmwagala nnyo naye takolagana na bazadde bange ate nga nabo mbaagala...
Nnina omuwala gwe njagala naye andaga nti bye mmugamba si by’aliko. Ssenga omuwala ono mmwagala nnyo naye nkoze ntya okumukkirizisa bye mmugamba?
BAZE ayagala tuzaale ate nga tanfaako.
OMUSAJJA gwe njagala alabika yankyawa. Gye buvuddeko yang’amba nti agenda kutandika kukola safaali. Kyokka okuva lwe yatandika okukola yaakamala emyezi...
Tulina abaana munaana naye mukyala wange tayagala kukoma kuzaala. Nfubye okwogera naye ku nsonga eno naye akyagaanyi okukitegeera era nabadde nsazeewo...