TOP

Buuza Ssenga

Omukyala tayagala kunyumya kaboozi

Ssenga simanyi lwaki mukyala wange tayagala kwegatta nange mirundi gisukka mu gumu.

Njagala kubeera na musajja

OMWAMI wange yanfaako emyaka munaana emabega. Twali twakola dda era yandeka bulungi mu byensimbi nga na kati nkyali bulungi. Yandekera enju naye ekizibu...

Omuwala teyeefuule?

NNINA omuwala gwe njagala era nze mmuweeredde okuva mu S.4 nga kati ali mu S.6. bakadde be bamanyi buli kimu ekigenda mu maaso. Obweraliikirivu bwe nnina...

Mukyala wange annemye okuyiga

Mukyala wange twatandika tuli bulungi naye kati mmutya. Waliwo omuntu eyang’amba nti amaka mwava si malungi era balina empewo z’ekika kyabwe nga mukyala...

Ntya okwekebeza

Tuli bafumbo wabula twazaala omwana ne bamusanga ng’alina siriimu. Baze bwe yakimanya n’asalawo okwekebeza kyokka n’akizuula nga yali talina. Nze sinneekebeza...

Omukwano gunzita

Mukazi wange baamulongoosa gye buvuddeko abasawo ne batusaba twesonyiwe eby’okwegatta okumala ebbanga lya myezi ena.

Omwami wange yaba ki?

Kiki ekyatuuka ku mwami wange? Annoonya bulungi era naye n’acamuka kyokka oluba okutandika emikolo taweza na ddakiika ng’amaanyi gamuggwaamu. Mu kusooka...

Ssenga obuko tebuutukwate?

Nnyazaala alemedde awaka ate nze kimmalako ekyagala. Bang’amba nti kikyamu okusuza nnyazaala wange mu nju naffe mwe tusula era kati omwezi mulamba tetwegatta...

Olubuto lulabikira ku myezi emeka?

Mwana wange buli muntu olubuto lumuyisa bubwe era luvaayo mu bbanga lya njawulo kumpi ku buli muntu.

Omuwala mmutya

Siggwe wekka alina ekizibu ky’okugamba omuwala akulya obwongo nti omwagala.

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1