TOP

Buuza Ssenga

Omwana si wa baze!

omwami n’abaana basatu. Omwana owookusatu si wa mwami naye kirabika atandise okuwulira olugambo. Jjuuzi yang'amba nti ayagala abaana bonna kubatwala mu...

Omuwala agaanyi okukomawo

Mukyala wange yagenda kulya Ssekukkulu naye takomawo! Waliwo abangamba nti bamulaba mu kibuga. Nkole ntya?musas

Muwala wange baamuloga?

Muwala wange wa myaka 24, naye talina bulamu era talina musajja, tava waka. Olowooza baamukoga?

Omusajja ansuddewo

Omwami wange yampasa nnina emyaka 19, ne tukola okutuusa lwe twagula ekibanja ne poloti ku kibuga. Ku kibuga twazimba ennyumba kubanga abaana basoma nga...

Omukazi sikyamumatiza

Amaanyi nnina matono ate omukyala gwe nafuna muto ddala alina emyaka 35 ate nga nze nmina 75. Mukyala wange omukulu yafa. Kati Ssenga omukyala ono atandise...

Ayagala tuddemu omukwano

n’awasa omukyala omulala ne bazaala n’abaana. Naye kati yakomawo gyendi nti ayagala kumpasa era ampangisize ennyumba naye mpulira ntya lwakuba ate mwagala...

Omukyala mutandike ntya?

NNINA omwana gwe nnazaala nga nkyali muvubuka naye mukyala wange tamumanyi. Omwana ono atuuse okuleeta omusajja awaka kubanga yamala okusoma. Omwana wange...

Ayagala tuddingane

Waliwo omusajja twali twagalana n’awasa omukyala omulala ne bazaala n’abaana naye kati yakomawo gyendi nti ayagala kumpasa ayagala kumpangisiza nnyumba...

Omusajja talina 'waaka'

Ssenga nina omusajja talina waaka ate alina sitayiro emu yokka. Nkole ntya kubanga ntya okuswala ewaffe nga nfunye omusajja omulala.

Omukazi ayagala kunoba

NDI musajja mukulu era ne mukyala wange tumaze emyaka kumpi 45 nga tuli bafumbo. Naye kati mukyala wange ayagala kunoba.

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1