Obusajja bwange butono, nsobola okubwongerako?
Omwami wange ayagala ag'emugga agasammuka naye ngenda kugaggya wa?
Tumina abaana bataano naye tukyapangisa.Omusajja alemeddwa okuzimba, njagala kumuleka nfune omulala.
MWANA wange JN ekisookera ddala weebale kumanya nti lasitiika zigenda kukuloopa. Omuntu bw’aba akumanyi bulungi n’asanga ng’oli wa njawulo amanya nti waliyo...
NKOZE ntya mukazi wange asobole okuyimba oluyimba lw’eggwanga ng’aleekaana? LWAKI oyagala aleekaane? Abasajja abamu balowooza nti omukazi bw’aleekaana...
MUGANDA wange ayagala baze kubanga nze sizaala. Bwe mugambako ng’agamba nti muganda wange ye yamukwana era talina kyakukola. Nkoze ntya obufumbo bwange?...
Ssenga mukyala wange bwe tuba tugenda mu nsoga z’okwegatta antegeeza nti musabeko. Mu butuufu sirina bigambo bye nkozesa okutumutegeeza.
OMWAMI waffe yankyaliddeko n‛ambulira ebigambo ebitansanyusizza. Nti ennaku zino toyagala kwegatta naye ebiseera ebisinga owoza nti oli mukoowu.
MUKYALA wange namukwata lubona n’omusajja naye namusonyiwa. Naye ate kati ndaba nga talina mirembe mu maka. Tasobola kunyumya mboozi nange. Bwe ntuuka...
OMUWALA gwe njagala tayagala kwegata nange kati tumaze emyaka nga etaano nga teri kwegatta. Omuwala Mulokole agamba nti alina kusooka kukisabira. Ssenga...