TOP

Buuza Ssenga

Baze ayagala muganda wange

MUGANDA wange ayagala baze kubanga nze sizaala. Bwe mugambako ng’agamba nti muganda wange ye yamukwana era talina kyakukola. Nkoze ntya obufumbo bwange?...

Okwegatta ayagala nsooke ku...

Ssenga mukyala wange bwe tuba tugenda mu nsoga z’okwegatta antegeeza nti musabeko. Mu butuufu sirina bigambo bye nkozesa okutumutegeeza.

Ebbaluwa ya Ssenga: Lwaki t...

OMWAMI waffe yankyaliddeko n‛ambulira ebigambo ebitansanyusizza. Nti ennaku zino toyagala kwegatta naye ebiseera ebisinga owoza nti oli mukoowu.

Nnamukwata lubona n'omusajj...

MUKYALA wange namukwata lubona n’omusajja naye namusonyiwa. Naye ate kati ndaba nga talina mirembe mu maka. Tasobola kunyumya mboozi nange. Bwe ntuuka...

Omukazi gwe njagala tayagal...

OMUWALA gwe njagala tayagala kwegata nange kati tumaze emyaka nga etaano nga teri kwegatta. Omuwala Mulokole agamba nti alina kusooka kukisabira. Ssenga...

Omukyala eyanoba ayagala kudda

Mukyala wange yanoba ne ngezaako okumukomyawo n’agaana. Yagenda n’olubuto era kati yazaala, kati nnina okukuza ekizadde. Nga wayiseewo omwaka, nafuna omukyala...

Omwana mmukolere ki?

TWAYAGALANA ne mulamu wange ne tuzaala n’omwana kati wa myaka 12. Mukyala wange tamanyi naye omwana afaanana abaana bange. Kati mulamu wange agenda kwanjula...

Abalongo bange baagaana oku...

SSENGA, mbuuza, lwaki abalongo bange baagaana okuwera.

Buli ggwe nneegatta naye ta...

NDI wa myaka 37, naye buli mukazi gwe neegatta naye tayagala kuddamu kumpa kaboozi. Kino olowooza kiva ku ki? Nze S.S.S. e Masindi.

Okubuulirira abaana abalenz...

GYEBALEKO Frank. Munno abadde wano n‛ambuulira nti okusasula fi izi wakuvaako ng‛omugamba nti kasita naye akola. Era n‛aηηamba nti n‛oluusi omukuba era...

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)