Sikutegedde bulungi. Oyogera ku mukyala omulungi mu ndabika oba omulungi mu mpisa? Mu ndabika, abakyala abalungi bangi ddala naye abalina empisa batono....
Ssenga, mukazi wange okuva lwe yafuna omulimu omusava akyuse. Eyali akomawo awaka ng’obudde bukyali nange ne nzira nga buli kimu akitegese, kati takyefiirayo....
OMUNTU amalako mu mukwano y’afaanana atya?
Ssenga mmaze ekiseera nga nnina obuzibu bw’amazzi g’ekyama okuwunya. Ng’enze mu malwaaliro naye bagamba nti sirina buzibu.
Nnina omusajja gwe tumaze naye omwaka gumu nga tweyagala. Kati twafunamu obutakkaanya era nga tumaze emyezi etaano nga tetweraba kuba yang’amba mmuweemu...
Mukyala wange tayagala kwegatta era buli lwe mmugamba agamba nti tayagala. Kino kiva ku ki? Nze Dalius Entebbe.
SSENGA simanyi kizibu kye nnina naye mpulira saagala bawala. Kino kiva ku ki?
OMUNTU ng’ali mu mbeera ze bulungi, bwe yeegatta n’omukazi omulundi ogusooka asaana akozese eddakiika mmeka?
MUKAZI wange ayomba nnyo n’ekitaliimu.
Leero njagala kubalabula ku bakazi abo be mutwala mu maka gammwe.