NNINA emyaka 19 naye lwaki sigenda mu nsonga?
NJAGALA kumanya lwaki sirina mazzi ga kikyala?
NDI wa myaka 27, nnalina omukazi ng’annyooma n’okumpisaamu amaaso n’okunobaanoba buli kiseera.
Sikyakuba sserefu, nkole ntya?
KIVA ku ki okulumwa ng’oli mu kaboozi?
Njagala kundagirira gye nsobola okusanga eddagala ettuufu ery’amaanyi g’ekisajja kuba ngezezzaako wangi naye bigaanyi.
NNINA amabwa mu bukyala munda ne ku ngulu.
LWAKI mukyala wange tatuuka ku ntikko buli lwe twegatta ate ng’obwagazi abulina.
NDI muwala wa myaka 25 nnina obuzibu siwangaala na musajja. Anjagalako y’ankyawa.
Lwaki munnange tayagala kwegatta?