TOP

Buuza Ssenga

Omukwano gunzita

Mukazi wange baamulongoosa gye buvuddeko abasawo ne batusaba twesonyiwe eby’okwegatta okumala ebbanga lya myezi ena.

Omwami wange yaba ki?

Kiki ekyatuuka ku mwami wange? Annoonya bulungi era naye n’acamuka kyokka oluba okutandika emikolo taweza na ddakiika ng’amaanyi gamuggwaamu. Mu kusooka...

Ssenga obuko tebuutukwate?

Nnyazaala alemedde awaka ate nze kimmalako ekyagala. Bang’amba nti kikyamu okusuza nnyazaala wange mu nju naffe mwe tusula era kati omwezi mulamba tetwegatta...

Olubuto lulabikira ku myezi emeka?

Mwana wange buli muntu olubuto lumuyisa bubwe era luvaayo mu bbanga lya njawulo kumpi ku buli muntu.

Omuwala mmutya

Siggwe wekka alina ekizibu ky’okugamba omuwala akulya obwongo nti omwagala.

Akakodyo lwaki takaagala?

Ekikolwa kino kyawukana ku ky’omwana omuto okuyonka amabeere ga nnyina.

Sifunanga ku ssanyu

Okusookera ddala, si kya makulu okumala geegatta nga toyagala oba nga tonyumirwa. Kino kitegeeza nti bw’oba omukazi oyinza okukalabulwa sso nga n’omusajja...

Ssenga lwaki sifuna lubuto?

NNEEGATTA n’omwami wange naye nemeddwa okufuna olubuto ate nga tetukozesa kondomu ate siri ku famire? Kiki ekinnemesa okufuna olubuto?

Yaggyamu olubuto

NNINA omuwala gwe njagala naye mpulira abantu bagamba nti yaggyamu olubuto. Omuwala ono mmwagala naye ate saagala kuwasa muwala yazaalako. Ssenga olabira...

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1

BUKEDDE FM