TOP

Ebbaluwa ya Ssenga

Obucaafu bujja kugoba omusajja awaka

Omwami agamba nti ekisenge wakifuula kasasiro. Anti byonna by’okozesa mu nsonga zaffe otereka omwo, obuwale bwo obusonseka wansi w’ekitanda nga sibwoze,...

Okukuba abakazi kwadiba

Omusajja okukuba mukaziwe kya bukopi era teri musajja ategeera akikola. Ate okumukuba olw'okugaana okwegatta naawe, kyokka ng'okimanyi nti akyali nnakawere...

Ebbuba ly'olina lijja kulemesa balo omulimu...

Bw’ogenda ku saluuni n’osalawo okutuula awo nga buli mukyala oba omuwala akola n’omwami wo oba gw’asekera olowooza nti amwagala kirabika bubi.

Okuyingira amatumbibudde kijja kukulemesa...

Mwana wange tokkiriza musajja kukusooka waka. Mpulira ennaku zino okomawo ssaawa 6:00 ez’ekiro, ate nti onnyuka ku ssaawa 12:00. Kati okyama wa awakumalira...

Yiino kibooko y’abasajja ekola ku bakyala...

Abakyala oluusi beekobaana n'abaana okutulugunya omusajja. Wabula n'abasajja tebatudde. Ebiseera ebisinga basirika wabula ensonga zonna ne baziteeka mu...

Ekisenge tokisuulirira mu buyonjo

Nabaddeko ewuwo naye lwaki engoye ozimansamansa buli wamu, naddala mu kisenge? Obuyonjo tebulina kukoma mu ddiiro.

Ebbaluwa ya Ssenga: Ekisenge tokisuulirira...

MWANA wange weebale emirimu era nasanyuka bwe namanya nti kati obufumbo obukutte bulungi. Naye ate waliyo akabulamu nga nako njagala okakole obufumbo butereere....

Ebbaluwa ya Ssenga: Omuze gw’okumma abagenyi...

KITUUFU abagenyi bwe bakyala ewuwo tojjula mmere era oluusi emmere mugiriira mu kisenge n‛abaana bo. Ate ng‛omusajja emmere agigula.

Omusajja tomuleka kubeera mu kiwuubaalo

Mwana wange olina okulondako, oyagala bufumbo oba oyagala ssente oba oyagala byombi?

Mwewale okusiga obukyayi mu baana eri bakitaabwe...

Leero ensonga gye ndaba gye mukola etesanyusa bannammwe abo ababakuuma, wadde ng‛oluusi basirika ey‛okuddira abaana be muzadde mwembi ne mutandika okubalaga...

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1